Erinnya lya Yesu ddagala Liwonya ggwe omulwadde alwala Konkoleki Yesu gwenjagala Ono ssirimuleka kubanga yannyamba King Zion (CHORUS) Yesu nze yansumulula, Yesu yanzijako ebibi Ssikyalina kyentya, Ssikyalina gwentya Yesu nze yandokola ×2 (FIRST VERSE) Wennalinga ku ssomero, Nga bansasulira fees, Naye nga amagezi agasoma gaabula, Wennasaba Yesu wange Naddamu esaala zange Wenjogerera nze akulembera mukibiina (CHORUS) Yesu nze yansumulula, Yesu yanzijako ebibi Ssikyalina kyentya, Ssikyalina gwentya Yesu nze yandokola ×2 (SECOND VERSE) Lengera ono agamba amagezi, Wennalwala nenkomayo N'abasawo nebampaayo Nebagamba ono watuuse atulemye Wennali nneebase nenkaaba N'abazadde nebansabira Kati wenjogerera nze ndi mulamu,ssikyali mulwadde. (CHORUS) Yesu nze yansumulula, Yesu yanzijako ebibi Ssikyalina kyentya, Ssikyalina gwentya Yesu nze yandokola ×2 (THIRD VERSE) Yakutula ebikoligo Nzijukira baamukuba emiggo Ssirimba abaavu abagaggawaza Olwa katonda enjegere zaakutuka aaha Ngenda mmwagala kale paka last Ono ewaka ya payinga rent Nemukibiina nze mbeera first Mubaana be nze ndi ku list Ono akwerabiza n'ebiri past Teri amusinga ono ali best Yajja n'abaavu ku street N'abatuuza neba president Byakoze ssirimwerabira Ebirungi byonna yampimira Mmwebaza kuba yandokola Nessitaani nnamuwangula (CHORUS) Yesu nze yansumulula, Yesu yanzijako ebibi Ssikyalina kyentya, Ssikyalina gwentya Yesu nze yandokola ×2 Erinnya lya Yesu ddagala Liwonya ggwe omulwadde alwala Konkoleki Yesu gwenjagala Ono ssirimuleka kubanga yannyamba King Zion (CHORUS) Yesu nze yansumulula, Yesu yanzijako ebibi Ssikyalina kyentya, Ssikyalina gwentya Yesu nze yandokola ×2 (FIRST VERSE) Wennalinga ku ssomero, Nga bansasulira fees, Naye nga amagezi agasoma gaabula, Wennasaba Yesu wange Naddamu esaala zange Wenjogerera nze akulembera mukibiina (CHORUS) Yesu nze yansumulula, Yesu yanzijako ebibi Ssikyalina kyentya, Ssikyalina gwentya Yesu nze yandokola ×2 (SECOND VERSE) Lengera ono agamba amagezi, Wennalwala nenkomayo N'abasawo nebampaayo Nebagamba ono watuuse atulemye Wennali nneebase nenkaaba N'abazadde nebansabira Kati wenjogerera nze ndi mulamu,ssikyali mulwadde. (CHORUS) Yesu nze yansumulula, Yesu yanzijako ebibi Ssikyalina kyentya, Ssikyalina gwentya Yesu nze yandokola ×2 (THIRD VERSE) Yakutula ebikoligo Nzijukira baamukuba emiggo Ssirimba abaavu abagaggawaza Olwa katonda enjegere zaakutuka aaha Ngenda mmwagala kale paka last Ono ewaka ya payinga rent Nemukibiina nze mbeera first Mubaana be nze ndi ku list Ono akwerabiza n'ebiri past Teri amusinga ono ali best Yajja n'abaavu ku street N'abatuuza neba president Byakoze ssirimwerabira Ebirungi byonna yampimira Mmwebaza kuba yandokola Nessitaani nnamuwangula (CHORUS) Yesu nze yansumulula, Yesu yanzijako ebibi Ssikyalina kyentya, Ssikyalina gwentya Yesu nze yandokola ×2