Sitaani wattima Ajudde enkwe Kammuteeke wansi webigere mmusambirire Sitaani wattima Ajudde enkwe Nnafuuka muliro wosembera ggwe amanyi Sitaani, wajja kubba kutta nakuzikiriza, Kutubuzaabuza kutwala bugagga bwaffe ng'obweddiza (CHORUS) Omusaayi gwensolo tegwatununula fenna, ne jajja tegwamununula Omusaayi gwa Yesu gwansumulula, gwamponya era nze gwegwannunula *2 (FIRST VERSE) Ekireese king zion olwaleero [kwekulojja kwebyo Yesu byazze akola] Ono Yesu okutulonda yatusaasira [tetwandimazeeko ssinga teyatuzaawula] Saddaaka ewaffe nga zafuuka saddaaka [nga banoonya kufuna ssente n'emirembe] Embuzi nkoko nte nendiga byonna byaggwawo [nga twongera kuba bubi tewali kikyuka] Yesu bweyalaba nga ebyo ssiibisoobole [kwekundokola amangu nga nkyali muto] Kati bwenzina bakisimba muwogola [mba nzinira oyo eyanunula omwoyo gwange] Sitaani wattima [fire] Ajudde enkwe [fire] Kammuteeke wansi webigere mmusambirire Sitaani wattima [fire] Ajudde enkwe [fire] Nnafuuka muliro wosembera ggwe amanyi (CHORUS) Omusaayi gwensolo tegwatununula fenna, ne jajja tegwamununula Omusaayi gwa Yesu gwansumulula, gwamponya era nze gwegwannunula *2 (SECOND VERSE) Bwennayingira mu kkanisa Emizimu kati gyanta Buli kyennetaaga kyonna nfukamira nensaba Wadde bajajja baasokanga kkola saddaaka Omusaayi gwa Yesu gukunaaza n'otukula Ofuna emirembe muggwe otambula weyagala Kyoyagala ng'olya Obukwakkulizo nedda Oyinza kungamba ki ddala okukyawa Yesu Nga ndi mu Yesu newondoga nsigala nnyirira Kanzinemu bakisimba ob'amaggunju Omusajja annwanira ono nendwadde azimponya (CHORUS) Omusaayi gwensolo tegwatununula fenna, ne jajja tegwamununula Omusaayi gwa Yesu gwansumulula, gwamponya era nze gwegwannunula *2 omusaayi gwa Yesu..., gwegwatununula omusaayi gwa Yesu...,abange gwegwatununula Ayiyiyiyi weebale king zion, ah Omusaayi gwensolo tegwatununula fenna, ne jajja tegwamununula Omusaayi gwa Yesu gwansumulula, gwamponya era nze gwegwannunula *2Sitaani wattimaAjudde enkweKammuteeke wansi webigere mmusambirireSitaani wattimaAjudde enkweNnafuuka muliro wosembera ggwe amanyiSitaani, wajja kubba kutta nakuzikiriza, Kutubuzaabuza kutwala bugagga bwaffe ng'obweddiza(CHORUS)Omusaayi gwensolo tegwatununula fenna, ne jajja tegwamununulaOmusaayi gwa Yesu gwansumulula, gwamponya era nze gwegwannunula *2(FIRST VERSE)Ekireese king zion olwaleero [kwekulojja kwebyo Yesu byazze akola]Ono Yesu okutulonda yatusaasira [tetwandimazeeko ssinga teyatuzaawula]Saddaaka ewaffe nga zafuuka saddaaka [nga banoonya kufuna ssente n'emirembe]Embuzi nkoko nte nendiga byonna byaggwawo [nga twongera kuba bubi tewali kikyuka]Yesu bweyalaba nga ebyo ssiibisoobole [kwekundokola amangu nga nkyali muto]Kati bwenzina bakisimba muwogola [mba nzinira oyo eyanunula omwoyo gwange]Sitaani wattima [fire]Ajudde enkwe [fire]Kammuteeke wansi webigere mmusambirireSitaani wattima [fire]Ajudde enkwe [fire]Nnafuuka muliro wosembera ggwe amanyi(CHORUS)Omusaayi gwensolo tegwatununula fenna, ne jajja tegwamununulaOmusaayi gwa Yesu gwansumulula, gwamponya era nze gwegwannunula *2(SECOND VERSE)Bwennayingira mu kkanisaEmizimu kati gyantaBuli kyennetaaga kyonna nfukamira nensabaWadde bajajja baasokanga kkola saddaakaOmusaayi gwa Yesu gukunaaza n'otukulaOfuna emirembe muggwe otambula weyagalaKyoyagala ng'olyaObukwakkulizo neddaOyinza kungamba ki ddala okukyawa YesuNga ndi mu Yesu newondoga nsigala nnyiriraKanzinemu bakisimba ob'amaggunjuOmusajja annwanira ono nendwadde azimponya(CHORUS)Omusaayi gwensolo tegwatununula fenna, ne jajja tegwamununulaOmusaayi gwa Yesu gwansumulula, gwamponya era nze gwegwannunula *2omusaayi gwa Yesu..., gwegwatununulaomusaayi gwa Yesu...,abange gwegwatununulaAyiyiyiyiweebale king zion, ahOmusaayi gwensolo tegwatununula fenna, ne jajja tegwamununulaOmusaayi gwa Yesu gwansumulula, gwamponya era nze gwegwannunula *2
King Zion Team
Unable to load discovery feed.