(CHORUS) Tuli baana ba mukama (tuli baana be *3)2 Tuli mikwano gya yesu (tuli mikwano gye *3)*2 (FIRST VERSE) Yannyambula byonna yandokola nga ndi muto ky'ovoolaba mmuyimbira nze bwaba Samson yamuwanguza Daudi n'amuwonya Goliyaasi kati eno embeera eriwo tentiisa bino byakaseera biggwawo enkeera essanyu nerisembera Katonda waffe akuumye n'abasumba... Yesu kyekiddukiro kyange yannaaza nantukuza ng'ennyange ky'ovoolaba sseraliikirira emikwano n'enganda n'abakuuma obugagga n'ekitiibwa biri mu ye yangamba ntinno ssiba nakutya alinkulembera ng'omuliro ogwokya, tosobola mufuna n'otanyirira ssejjusa kasita yajja munze ggwe sitaani toyina kyongamba nnalokoka nnakyuka ggwe nnakuleka (CHORUS) Tuli baana ba mukama (Tuli baana be*3)*2 Tuli mikwano gya Yesu (Tuli mikwano gye*3)*2 (SECOND VERSE) Kati ggwe, anjagaliza okufa hhm, nkusaasidde, emagombe ssinafunayo butuuze yangamba alinzukusa obulamu nnina okulaba emirembe egiddako Yesu bwasalawo lwaki ggwe ogaana nkusaba n'onya byokola ono yanjagala, yansomesa yandabirira yampa eky'okulya yemusawo endwadde yaziwonya yennyini magezi mu ye mwengafuna He will never leave me He will never forsake me I put my trust in Him He's the saviour of my life (CHORUS) Tuli baana ba mukama (Tuli baana be *3)*2 Tuli mikwano gya Yesu (Tuli mikwano gye *3)*2 Tuli baana be *3 Tuli mikwano gye *3 Tuli baana be*3 Tuli mikwano gye *3 (CHORUS) Tuli baana ba mukama (tuli baana be *3)2 Tuli mikwano gya yesu (tuli mikwano gye *3)*2 (FIRST VERSE) Yannyambula byonna yandokola nga ndi muto ky'ovoolaba mmuyimbira nze bwaba Samson yamuwanguza Daudi n'amuwonya Goliyaasi kati eno embeera eriwo tentiisa bino byakaseera biggwawo enkeera essanyu nerisembera Katonda waffe akuumye n'abasumba... Yesu kyekiddukiro kyange yannaaza nantukuza ng'ennyange ky'ovoolaba sseraliikirira emikwano n'enganda n'abakuuma obugagga n'ekitiibwa biri mu ye yangamba ntinno ssiba nakutya alinkulembera ng'omuliro ogwokya, tosobola mufuna n'otanyirira ssejjusa kasita yajja munze ggwe sitaani toyina kyongamba nnalokoka nnakyuka ggwe nnakuleka (CHORUS) Tuli baana ba mukama (Tuli baana be*3)*2 Tuli mikwano gya Yesu (Tuli mikwano gye*3)*2 (SECOND VERSE) Kati ggwe, anjagaliza okufa hhm, nkusaasidde, emagombe ssinafunayo butuuze yangamba alinzukusa obulamu nnina okulaba emirembe egiddako Yesu bwasalawo lwaki ggwe ogaana nkusaba n'onya byokola ono yanjagala, yansomesa yandabirira yampa eky'okulya yemusawo endwadde yaziwonya yennyini magezi mu ye mwengafuna He will never leave me He will never forsake me I put my trust in Him He's the saviour of my life (CHORUS) Tuli baana ba mukama (Tuli baana be *3)*2 Tuli mikwano gya Yesu (Tuli mikwano gye *3)*2 Tuli baana be *3 Tuli mikwano gye *3 Tuli baana be*3 Tuli mikwano gye *3