Lyrics
(CHORUS) Tuli baana ba mukama (tuli baana be *3)2 Tuli mikwano gya yesu (tuli mikwano gye *3)*2 (FIRST VERSE) Yannyambula byonna yandokola nga ndi muto ky'ovoolaba mmuyimbira nze bwaba Samson yamuwanguza Daudi n'amuwonya Goliyaasi kati eno embeera eriwo tentiisa bino byakaseera biggwawo enkeera essanyu nerisembera Katonda waffe akuumye n'abasumba... Yesu kyekiddukiro kyange yannaaza nantukuza ng'ennyange ky'ovoolaba sseraliikirira emikwano n'enganda n'abakuuma obugagga n'ekitiibwa biri mu ye yangamba ntinno ssiba nakutya alinkulembera ng'omuliro ogwokya, tosobola mufuna n'otanyirira ssejjusa kasita yajja munze ggwe sitaani toyina kyongamba nnalokoka nnakyuka ggwe nnakuleka (CHORUS) Tuli baana ba mukama (Tuli baana be*3)*2 Tuli mikwano gya Yesu (Tuli mikwano gye*3)*2 (SECOND VERSE) Kati ggwe, anjagaliza okufa hhm, nkusaasidde, emagombe ssinafunayo butuuze yangamba alinzukusa obulamu nnina okulaba emirembe egiddako Yesu bwasalawo lwaki ggwe ogaana nkusaba n'onya byokola ono yanjagala, yansomesa yandabirira yampa eky'okulya yemusawo endwadde yaziwonya yennyini magezi mu ye mwengafuna He will never leave me He will never forsake me I put my trust in Him He's the saviour of my life (CHORUS) Tuli baana ba mukama (Tuli baana be *3)*2 Tuli mikwano gya Yesu (Tuli mikwano gye *3)*2 Tuli baana be *3 Tuli mikwano gye *3 Tuli baana be*3 Tuli mikwano gye *3
(CHORUS)
Tuli baana ba mukama (tuli baana be *3)2
Tuli mikwano gya yesu (tuli mikwano gye *3)*2
(FIRST VERSE)
Yannyambula byonna
yandokola nga ndi muto
ky'ovoolaba mmuyimbira nze
bwaba Samson yamuwanguza
Daudi n'amuwonya Goliyaasi
kati eno embeera eriwo tentiisa
bino byakaseera biggwawo
enkeera essanyu nerisembera
Katonda waffe akuumye n'abasumba...
Yesu kyekiddukiro kyange
yannaaza nantukuza ng'ennyange
ky'ovoolaba sseraliikirira
emikwano n'enganda n'abakuuma
obugagga n'ekitiibwa biri mu ye
yangamba ntinno ssiba nakutya
alinkulembera ng'omuliro ogwokya,
tosobola mufuna n'otanyirira
ssejjusa kasita yajja munze
ggwe sitaani toyina kyongamba
nnalokoka nnakyuka ggwe nnakuleka
(CHORUS)
Tuli baana ba mukama (Tuli baana be*3)*2
Tuli mikwano gya Yesu (Tuli mikwano gye*3)*2
(SECOND VERSE)
Kati ggwe, anjagaliza okufa
hhm, nkusaasidde,
emagombe ssinafunayo butuuze
yangamba alinzukusa obulamu
nnina okulaba emirembe egiddako
Yesu bwasalawo lwaki ggwe ogaana
nkusaba n'onya byokola
ono yanjagala,
yansomesa
yandabirira yampa eky'okulya
yemusawo endwadde yaziwonya
yennyini magezi mu ye mwengafuna
He will never leave me
He will never forsake me
I put my trust in Him
He's the saviour of my life
(CHORUS)
Tuli baana ba mukama (Tuli baana be *3)*2
Tuli mikwano gya Yesu (Tuli mikwano gye *3)*2
Tuli baana be *3
Tuli mikwano gye *3
Tuli baana be*3
Tuli mikwano gye *3