Lyrics
Nkukubila kati tokya pickinga Mpulira mbu kati wada Mbarara Nebigambo mbiwulira, mbu wafunayo omulala Kansabe ogume nooyo, nneme kulwaana nakukwelabira Okuva lwewafuluma omulyango, wandeka mbunye biso mumugongo Mukugenda tewayogera bigambo, negumya nga binsobedde mu kakuubo Chorus Webale, wammalira ebiseera Webale, wandeka mukukaaba Webale, mutima gwewatwaala Wagukomyaawo mubi papaajo Leka nekaze nga atalumiddwa maama Kyatule nti kyali kyakubeera Newale nabuli jenagenda Tukyali mu mukwano jenakwanjula nga Tararaaa tararaa tararaaa uhmmm Aaaahh Zi hey love, nzi sindika No’zi bluetickinga Nze eyali nga wo nga okowoola Nnonya kyentunuulira okwaava obuzibu okundeka Newenzibya omutwe nga ntakula Ekyaali kitugatta nga abalongo Gwaali mukwano baby ssi bigambo Ebyaaliwo obisudde mukiwonko, bwofuda obiziike Chorus Webale, wammalira ebiseera Webale, wandeka mukukaaba Webale, mutima gwewatwaala Wagukomyaawo mubi papaajo Leka nekaze nga atalumiddwa maama Kyatule nti kyali kyakubeera Newale nabuli jenagenda Tukyali mu mukwano jenakwanjula nga Tararaaa tararaa tararaaa uhmmm Aaaahh
Nkukubila kati tokya pickinga Mpulira mbu kati wada Mbarara Nebigambo mbiwulira, mbu wafunayo omulala Kansabe ogume nooyo, nneme kulwaana nakukwelabira Okuva lwewafuluma omulyango, wandeka mbunye biso mumugongo Mukugenda tewayogera bigambo, negumya nga binsobedde mu kakuubo
Chorus Webale, wammalira ebiseera Webale, wandeka mukukaaba Webale, mutima gwewatwaala Wagukomyaawo mubi papaajo Leka nekaze nga atalumiddwa maama Kyatule nti kyali kyakubeera Newale nabuli jenagenda Tukyali mu mukwano jenakwanjula nga Tararaaa tararaa tararaaa uhmmm Aaaahh
Zi hey love, nzi sindika No’zi bluetickinga Nze eyali nga wo nga okowoola Nnonya kyentunuulira okwaava obuzibu okundeka Newenzibya omutwe nga ntakula Ekyaali kitugatta nga abalongo Gwaali mukwano baby ssi bigambo Ebyaaliwo obisudde mukiwonko, bwofuda obiziike
Chorus Webale, wammalira ebiseera Webale, wandeka mukukaaba Webale, mutima gwewatwaala Wagukomyaawo mubi papaajo Leka nekaze nga atalumiddwa maama Kyatule nti kyali kyakubeera Newale nabuli jenagenda Tukyali mu mukwano jenakwanjula nga Tararaaa tararaa tararaaa uhmmm Aaaahh