Otambula ng(a) eyalidde kyokka nga kyoliko gw(e) okimanyi Owulira bali mbu b'alidde n'ekyeggulo n'okukaaba nokaaba Olowooza ku b'omukyal(o) embeera gyebalimu wakiri afudde Sente ze wewol(a) omwezi wasigadde gumu Ne ku mulimu b'akugoba nywera Embeera gyoyitam(u) olwaleero waliwo eyagisokamu yesu Tafa ku buzale bwo Ayagala kimu nti okirizza Ekikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugya Linda Yesu afaayo Nange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikya Beera n'essuubi Manya Yesu akwagala toterebuka Ekikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugya Linda Yesu afaayo Nange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikya Beera n'essuubi Manya Yesu akwagala toterebuka Omwana wa 'neighbor' yatikiddw(a) owuwo b'amugobedde lweyo Ab'amasanyalaze baleese 'bill' n'owamazz(i) azagala Omunnyo mu kaveera gwaweddemu ate tolina yadde (e)kinusu N'enkub(a) eyagala kutonnya kyokk(a) enyumba y'etonnya Ebimera mu nimiro byawotose Mukama lwaki nze ntoba Sabbuuni yaweddewo nywera Embeera gyoyitam(u) olwaleero waliw(o) eyagisokamu Tafa ku buzale bwo Ayagala kimu nti okirizza Ekikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugya Linda Yesu afaayo Nange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikya Beera n'essuubi Manya Yesu akwagala toterebuka Ekikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugya Linda Yesu afaayo Nange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikya Beera n'essuubi Manya Yesu akwagala toterebuka Ogobebwa mu nju nga n'ezifulumy(a) ebintu mu butuufu mpawo Omufaliso 'inch' zali mukaaga, gwonna gulabe guweddewo Omugeny(i) ekikumi kye yawadd(e) omwana kimukubizza kuba yakiridde Ewa 'neighbor' yafumbye nkok(o) ekkola bubi okuwulira akawowo guma Beera n'essuubi Manya Yesu akwagala toterebuka Eby'ens(i) ebikunyiiza munange Bibaw(o) era bivawo tokoowa Laba Kkaana bwe yakaaba Mukama yamuddamu wuliriza Beera n'essuubi Manya Yesu akwagala toterebuka Beera n'essuubi (n'essuubi) Manya Yesu akwagala toterebuka Beera n'essuubi (n'essuubi) Manya Yesu akwagala toterebukaOtambula ng(a) eyalidde kyokka nga kyoliko gw(e) okimanyiOwulira bali mbu b'alidde n'ekyeggulo n'okukaaba nokaabaOlowooza ku b'omukyal(o) embeera gyebalimu wakiri afuddeSente ze wewol(a) omwezi wasigadde gumuNe ku mulimu b'akugoba nyweraEmbeera gyoyitam(u) olwaleero waliwo eyagisokamu yesuTafa ku buzale bwoAyagala kimu nti okirizzaEkikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugyaLindaYesu afaayoNange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikyaBeera n'essuubiManya Yesu akwagala toterebukaEkikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugyaLindaYesu afaayoNange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikyaBeera n'essuubiManya Yesu akwagala toterebukaOmwana wa 'neighbor' yatikiddw(a) owuwo b'amugobedde lweyoAb'amasanyalaze baleese 'bill' n'owamazz(i) azagalaOmunnyo mu kaveera gwaweddemu ate tolina yadde (e)kinusuN'enkub(a) eyagala kutonnya kyokk(a) enyumba y'etonnyaEbimera mu nimiro byawotose Mukama lwaki nze ntobaSabbuuni yaweddewo nyweraEmbeera gyoyitam(u) olwaleero waliw(o) eyagisokamuTafa ku buzale bwoAyagala kimu nti okirizzaEkikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugyaLindaYesu afaayoNange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikyaBeera n'essuubiManya Yesu akwagala toterebukaEkikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugyaLindaYesu afaayoNange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikyaBeera n'essuubiManya Yesu akwagala toterebukaOgobebwa mu nju nga n'ezifulumy(a) ebintu mu butuufu mpawoOmufaliso 'inch' zali mukaaga, gwonna gulabe guweddewoOmugeny(i) ekikumi kye yawadd(e) omwana kimukubizza kuba yakiriddeEwa 'neighbor' yafumbye nkok(o) ekkola bubi okuwulira akawowo gumaBeera n'essuubiManya Yesu akwagala toterebukaEby'ens(i) ebikunyiiza munangeBibaw(o) era bivawo tokoowaLaba Kkaanabwe yakaabaMukama yamuddamu wulirizaBeera n'essuubiManya Yesu akwagala toterebukaBeera n'essuubi (n'essuubi)Manya Yesu akwagala toterebukaBeera n'essuubi (n'essuubi)Manya Yesu akwagala toterebuka
Trumpets Of Hope Choir
Unable to load discovery feed.