Njagala Kulwana

Njagala Kulwana

Paul Brizzo 2024
-0:00
Download

Lyrics

It's me nigga They call me Paul Brizzo da monsta SHAQ Njagala kulwana Oba male kuyomba Waliwo ekintuma okulwana Ndowooza nsooke nwane Njagala kulwana Omumwa gunsiiwa kuyomba Mpulira njagala kuyomba Ndowooza nsooke nwane Verse 1 Enyumba nsula mu ya munana Amasanyalaze ga Kamu kinana Bwembigatagata Binema okwawula Omukazi naye asaba nnyo ezakameeza Akameeza yeyakagula Naye akameeza boyi Kanfukidde akameeza Namugamba akatunde nagaana Kati laba akameeza kafuuse omutawaana Yooooooo Eyo tuveeyo Kati Nina akaboozi kenjagala obanyumiza Mbanyumiza ki? Nalunda embuzi Nakera kumakya ngezadde enjovu Nayagala enjovu Nakeera kumakya kamunye ngebye enjovu Nanoonya enjovu Silina wesatuuka nganoonya njovu Kati mukunoonya enjovu wenasangila akamyu ngakakutte eccupa ya wine Nakawa pizza nekatamila mukutamiira nenkabbako eccupa ya wine Verse 2 Njagala kuba kumuntu Njagala nyiiza kumuntu Anjogeereko omuntu Mbakubile omuntu Ndi wakibuli Sagala kungambako Nebwenkunyiiza boyi sagala kunsongamu Nakulira kumpaako Nebwenkulinya tonsoongamu mpiitako Atazina mpiitako Simutto mukulu nebwoba uncle Tofayo nebwozina tofuna Koo Laba bano baziina mu circle Kati gwe bwozina ki kyovaako
It's me nigga
They call me Paul Brizzo da monsta
SHAQ
Njagala kulwana
Oba male kuyomba
Waliwo ekintuma okulwana
Ndowooza nsooke nwane
Njagala kulwana
Omumwa gunsiiwa kuyomba
Mpulira njagala kuyomba
Ndowooza nsooke nwane
Verse 1
Enyumba nsula mu ya munana
Amasanyalaze ga Kamu kinana
Bwembigatagata
Binema okwawula
Omukazi naye asaba nnyo ezakameeza
Akameeza yeyakagula
Naye akameeza boyi
Kanfukidde akameeza
Namugamba akatunde nagaana
Kati laba akameeza kafuuse omutawaana
Yooooooo
Eyo tuveeyo Kati
Nina akaboozi kenjagala obanyumiza
Mbanyumiza ki?
Nalunda embuzi
Nakera kumakya ngezadde enjovu
Nayagala enjovu
Nakeera kumakya kamunye ngebye enjovu
Nanoonya enjovu
Silina wesatuuka nganoonya njovu
Kati mukunoonya enjovu wenasangila akamyu ngakakutte eccupa ya wine
Nakawa pizza nekatamila mukutamiira nenkabbako eccupa ya wine
Verse 2
Njagala kuba kumuntu
Njagala nyiiza kumuntu
Anjogeereko omuntu
Mbakubile omuntu
Ndi wakibuli
Sagala kungambako
Nebwenkunyiiza boyi sagala kunsongamu
Nakulira kumpaako
Nebwenkulinya tonsoongamu mpiitako
Atazina mpiitako
Simutto mukulu nebwoba uncle
Tofayo nebwozina tofuna Koo
Laba bano baziina mu circle
Kati gwe bwozina ki kyovaako

More by Paul Brizzo

View All Songs by Paul Brizzo

Related Artists