Intro Abilaba, byetukola abilaba banange Abilaba, twenenye era tukyuuse Verse 1 Kulokoka kisa tegaba magezi go Mukisa ogutatugwaana ogutuweebwa okutabagana ne Mukama Ebibi bitugibwaako tufuuka kitonde era kijja Netuba batukuvu era netufuliibwa okuba abaana ba Mukama Oyo atulokola olwekisa mutukuvu Era abikola ebyo nga alina esuubi ffe omufanananga Okuleka ekibi n'obulamu buli obwedda tube batukuvu nga ye eyatuyita bwaali omutukuvu Katonda Kale tumunakuwaza nnyo nnyo bwetusigala mukibi Tumufuula namulimba nti talokola Chorus Abilaba, byetukola abilaba banange Abilaba, twenenye era tukyuuse Abilaba, byetukola abilaba Oyo Mukama Abilaba, tukyuuse amakubo gaffe Verse 2 Alaba omutima gwo nebyokola munkukutu Ebyo by'oyingira empya ze n'osinza nga ate wasuze mubukaba Bukumpanya bufere tosasula mabanja go Ensi ekukaaba wekwese mubulokozi naye nga oli musege Buli lwebakunenya n'ojuliza bwebasala emisango Mbu bwewalokoka wakimala omwoyo gwo muceilinge Eeeh Ekisa kinno mweweyagalira kankuubuse eeeeeh Kituyamba kwenenya sikusigala nga twonoona Era olunaku lujja ng'ovudde mumubiri Lwolisalirwa omusango bwotakyuuse kwenenye Chorus Abilaba, byetukola abilaba banange Abilaba, twenenye era tukyuuse Abilaba, byetukola abilaba Oyo Mukama Abilaba, tukyuuse amakubo gaffe Verse 3 Kati manya ekibi kitwawula ne Katonda Era bw'ogaana okukyuuka owagala ekitala ekiri kufumita Tewewolereza mbu owangulwa okukemebwa Teri kukemebwa okujja jetuli okutali kwabantu kuwangula Beera mwesigwa lwaana n'ekibi kuba okubuguma nga tobuguma ali kusesema Yiga okusaba mulopere ebikulemye mugwe okuwangula welwaneko Ekisa wekiri okutuyinzisanga Chorus Abilaba, byetukola abilaba banange Abilaba, twenenye era tukyuuse Abilaba, byetukola abilaba Oyo Mukama Abilaba, tukyuuse amakubo gaffe Abilaba, byetukola abilaba banange Abilaba, twenenye era tukyuuse Abilaba, byetukola abilaba Oyo Mukama Abilaba, tukyuuse amakubo gaffe Abilaba, byetukola abilaba banange Abilaba, twenenye era tukyuuse Abilaba, byetukola abilaba Oyo Mukama Abilaba, tukyuuse amakubo gaffeIntroAbilaba, byetukola abilaba banangeAbilaba, twenenye era tukyuuseVerse 1Kulokoka kisa tegaba magezi goMukisa ogutatugwaana ogutuweebwa okutabagana ne MukamaEbibi bitugibwaako tufuuka kitonde era kijjaNetuba batukuvu era netufuliibwa okuba abaana ba MukamaOyo atulokola olwekisa mutukuvuEra abikola ebyo nga alina esuubi ffe omufananangaOkuleka ekibi n'obulamu buli obwedda tube batukuvu nga ye eyatuyita bwaali omutukuvu KatondaKale tumunakuwaza nnyo nnyo bwetusigala mukibiTumufuula namulimba nti talokolaChorusAbilaba, byetukola abilaba banangeAbilaba, twenenye era tukyuuseAbilaba, byetukola abilaba Oyo MukamaAbilaba, tukyuuse amakubo gaffeVerse 2Alaba omutima gwo nebyokola munkukutuEbyo by'oyingira empya ze n'osinza nga ate wasuze mubukabaBukumpanya bufere tosasula mabanja goEnsi ekukaaba wekwese mubulokozi naye nga oli musegeBuli lwebakunenya n'ojuliza bwebasala emisangoMbu bwewalokoka wakimala omwoyo gwo muceilingeEeeh Ekisa kinno mweweyagalira kankuubuse eeeeehKituyamba kwenenya sikusigala nga twonoonaEra olunaku lujja ng'ovudde mumubiriLwolisalirwa omusango bwotakyuuse kwenenyeChorusAbilaba, byetukola abilaba banangeAbilaba, twenenye era tukyuuseAbilaba, byetukola abilaba Oyo MukamaAbilaba, tukyuuse amakubo gaffeVerse 3Kati manya ekibi kitwawula ne KatondaEra bw'ogaana okukyuuka owagala ekitala ekiri kufumitaTewewolereza mbu owangulwa okukemebwaTeri kukemebwa okujja jetuli okutali kwabantu kuwangulaBeera mwesigwa lwaana n'ekibi kuba okubuguma nga tobuguma ali kusesemaYiga okusaba mulopere ebikulemye mugwe okuwangula welwanekoEkisa wekiri okutuyinzisangaChorusAbilaba, byetukola abilaba banangeAbilaba, twenenye era tukyuuseAbilaba, byetukola abilaba Oyo MukamaAbilaba, tukyuuse amakubo gaffeAbilaba, byetukola abilaba banangeAbilaba, twenenye era tukyuuseAbilaba, byetukola abilaba Oyo MukamaAbilaba, tukyuuse amakubo gaffeAbilaba, byetukola abilaba banangeAbilaba, twenenye era tukyuuseAbilaba, byetukola abilaba Oyo MukamaAbilaba, tukyuuse amakubo gaffe
Nassuna Meble
Unable to load discovery feed.