Ahaaaaa....hmmmmm hmmmmm Ahaaaaa...hmmmmm hmmmmm Chorus Abeerawo Yesu Oyo, Abeerawo Yesu Oyo Abeerawo Yesu Oyo, NGA bonna bagenze Abeerawo, Abeerawo, Abeerawo, Abeerawo Abeerawo Yesu Oyo, Nga byonna bigenze Verse 1 Nabiwulidde Julie bangambye Report y'omusawo ekanga nnyoo oo Nti ekilwadde kikulidde nnyo ekya cancer Tewali suubi ddala Enganda zo zikuwaddeyo oooh N'emikwano gyo gitidde nnyo Naye gwe tolina kutya Julie Waliwo Yesu, nsabye omuwe obulamu bwo Kubo, mazima, bulamuu uuu Kasita omweewa Yesu Kakibe ekiwonvu eky'okufa Abeerawo awo Nze mulabye Nga anyamba Verse 2 Kati nsaba amaziga sangula Manya nti abantu b'ensi bwebatyo Mu bizibu ebingi badduka Ne mubulwadde batukoowa Kazibe ensimbi toziwanga bwesige Waliwo ebizilema Obwesige bwo busse mwoyo Ohh oohh Yesu ye mukwano abaawo Omugumba akufuula omuzadde eeh Omwavu n'akuwa obugagga K'obe omusibe kasita omuwa obulamu Era akufulumya ekommera Verse 3 Ekimala kimala ensi gitte Obulamu bwo obuwe Yesu afuge Akunyige ebiwundu by'olina mutima Era akuwumuze Bwo musembeza akuwa omwoyo we Oli omutukuvu, n'abaawa nga akukuuma Ffe tulina obujulizi, gwe senga Yesu Togenda kwejjusa Kubanga Abeerawo awo oohhh ohh Mubwavu nga akukuuma Ne mumaziga amaangi Abaawo Yesu Akuwa oluyimba n'oyimbaAhaaaaa....hmmmmm hmmmmmAhaaaaa...hmmmmm hmmmmmChorusAbeerawo Yesu Oyo, Abeerawo Yesu OyoAbeerawo Yesu Oyo, NGA bonna bagenzeAbeerawo, Abeerawo, Abeerawo, AbeerawoAbeerawo Yesu Oyo, Nga byonna bigenzeVerse 1Nabiwulidde Julie bangambyeReport y'omusawo ekanga nnyoo ooNti ekilwadde kikulidde nnyo ekya cancerTewali suubi ddalaEnganda zo zikuwaddeyo ooohN'emikwano gyo gitidde nnyoNaye gwe tolina kutya JulieWaliwo Yesu, nsabye omuwe obulamu bwoKubo, mazima, bulamuu uuuKasita omweewa YesuKakibe ekiwonvu eky'okufa Abeerawo awoNze mulabye Nga anyambaVerse 2Kati nsaba amaziga sangulaManya nti abantu b'ensi bwebatyoMu bizibu ebingi baddukaNe mubulwadde batukoowaKazibe ensimbi toziwanga bwesigeWaliwo ebizilemaObwesige bwo busse mwoyoOhh oohh Yesu ye mukwano abaawoOmugumba akufuula omuzadde eehOmwavu n'akuwa obugaggaK'obe omusibe kasita omuwa obulamuEra akufulumya ekommeraVerse 3Ekimala kimala ensi gitteObulamu bwo obuwe Yesu afugeAkunyige ebiwundu by'olina mutimaEra akuwumuzeBwo musembeza akuwa omwoyo weOli omutukuvu, n'abaawa nga akukuumaFfe tulina obujulizi, gwe senga YesuTogenda kwejjusaKubanga Abeerawo awo oohhh ohhMubwavu nga akukuumaNe mumaziga amaangiAbaawo YesuAkuwa oluyimba n'oyimba
Nassuna Meble
Unable to load discovery feed.