Lyrics
Intro Abilaba, byetukola abilaba banange Abilaba, twenenye era tukyuuse Verse 1 Kulokoka kisa tegaba magezi go Mukisa ogutatugwaana ogutuweebwa okutabagana ne Mukama Ebibi bitugibwaako tufuuka kitonde era kijja Netuba batukuvu era netufuliibwa okuba abaana ba Mukama Oyo atulokola olwekisa mutukuvu Era abikola ebyo nga alina esuubi ffe omufanananga Okuleka ekibi n'obulamu buli obwedda tube batukuvu nga ye eyatuyita bwaali omutukuvu Katonda Kale tumunakuwaza nnyo nnyo bwetusigala mukibi Tumufuula namulimba nti talokola Chorus Abilaba, byetukola abilaba banange Abilaba, twenenye era tukyuuse Abilaba, byetukola abilaba Oyo Mukama Abilaba, tukyuuse amakubo gaffe Verse 2 Alaba omutima gwo nebyokola munkukutu Ebyo by'oyingira empya ze n'osinza nga ate wasuze mubukaba Bukumpanya bufere tosasula mabanja go Ensi ekukaaba wekwese mubulokozi naye nga oli musege Buli lwebakunenya n'ojuliza bwebasala emisango Mbu bwewalokoka wakimala omwoyo gwo muceilinge Eeeh Ekisa kinno mweweyagalira kankuubuse eeeeeh Kituyamba kwenenya sikusigala nga twonoona Era olunaku lujja ng'ovudde mumubiri Lwolisalirwa omusango bwotakyuuse kwenenye Chorus Abilaba, byetukola abilaba banange Abilaba, twenenye era tukyuuse Abilaba, byetukola abilaba Oyo Mukama Abilaba, tukyuuse amakubo gaffe Verse 3 Kati manya ekibi kitwawula ne Katonda Era bw'ogaana okukyuuka owagala ekitala ekiri kufumita Tewewolereza mbu owangulwa okukemebwa Teri kukemebwa okujja jetuli okutali kwabantu kuwangula Beera mwesigwa lwaana n'ekibi kuba okubuguma nga tobuguma ali kusesema Yiga okusaba mulopere ebikulemye mugwe okuwangula welwaneko Ekisa wekiri okutuyinzisanga Chorus Abilaba, byetukola abilaba banange Abilaba, twenenye era tukyuuse Abilaba, byetukola abilaba Oyo Mukama Abilaba, tukyuuse amakubo gaffe Abilaba, byetukola abilaba banange Abilaba, twenenye era tukyuuse Abilaba, byetukola abilaba Oyo Mukama Abilaba, tukyuuse amakubo gaffe Abilaba, byetukola abilaba banange Abilaba, twenenye era tukyuuse Abilaba, byetukola abilaba Oyo Mukama Abilaba, tukyuuse amakubo gaffe
Intro
Abilaba, byetukola abilaba banange
Abilaba, twenenye era tukyuuse
Verse 1
Kulokoka kisa tegaba magezi go
Mukisa ogutatugwaana ogutuweebwa okutabagana ne Mukama
Ebibi bitugibwaako tufuuka kitonde era kijja
Netuba batukuvu era netufuliibwa okuba abaana ba Mukama
Oyo atulokola olwekisa mutukuvu
Era abikola ebyo nga alina esuubi ffe omufanananga
Okuleka ekibi n'obulamu buli obwedda tube batukuvu nga ye eyatuyita bwaali omutukuvu Katonda
Kale tumunakuwaza nnyo nnyo bwetusigala mukibi
Tumufuula namulimba nti talokola
Chorus
Abilaba, byetukola abilaba banange
Abilaba, twenenye era tukyuuse
Abilaba, byetukola abilaba Oyo Mukama
Abilaba, tukyuuse amakubo gaffe
Verse 2
Alaba omutima gwo nebyokola munkukutu
Ebyo by'oyingira empya ze n'osinza nga ate wasuze mubukaba
Bukumpanya bufere tosasula mabanja go
Ensi ekukaaba wekwese mubulokozi naye nga oli musege
Buli lwebakunenya n'ojuliza bwebasala emisango
Mbu bwewalokoka wakimala omwoyo gwo muceilinge
Eeeh Ekisa kinno mweweyagalira kankuubuse eeeeeh
Kituyamba kwenenya sikusigala nga twonoona
Era olunaku lujja ng'ovudde mumubiri
Lwolisalirwa omusango bwotakyuuse kwenenye
Chorus
Abilaba, byetukola abilaba banange
Abilaba, twenenye era tukyuuse
Abilaba, byetukola abilaba Oyo Mukama
Abilaba, tukyuuse amakubo gaffe
Verse 3
Kati manya ekibi kitwawula ne Katonda
Era bw'ogaana okukyuuka owagala ekitala ekiri kufumita
Tewewolereza mbu owangulwa okukemebwa
Teri kukemebwa okujja jetuli okutali kwabantu kuwangula
Beera mwesigwa lwaana n'ekibi kuba okubuguma nga tobuguma ali kusesema
Yiga okusaba mulopere ebikulemye mugwe okuwangula welwaneko
Ekisa wekiri okutuyinzisanga
Chorus
Abilaba, byetukola abilaba banange
Abilaba, twenenye era tukyuuse
Abilaba, byetukola abilaba Oyo Mukama
Abilaba, tukyuuse amakubo gaffe
Abilaba, byetukola abilaba banange
Abilaba, twenenye era tukyuuse
Abilaba, byetukola abilaba Oyo Mukama
Abilaba, tukyuuse amakubo gaffe
Abilaba, byetukola abilaba banange
Abilaba, twenenye era tukyuuse
Abilaba, byetukola abilaba Oyo Mukama
Abilaba, tukyuuse amakubo gaffe