Kuuma

Kuuma

Migjack 2024
-0:00
Download

Lyrics

Olugendo lw'omuwanguzi lubeeramu ebisoko Okutuuka ku buwanguzi nga oywezezza ekitala Abamu bafiira mu kubo nebeeresa obulamu Kulikila maama, kulikila omwana yeeye Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye Kulikila maama, kulikila omwana yeeye Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye Otunuulira maama atalina ka sente Alajanira taata taata talina pulani Asiibula ewaka mbu nno ngenze mu kuyiiya Akomawo ewaka mummy amusanga mu miranga Obaddeki mukwano ndeese sente ziizo Sente zaalina kale teziwera mutwalo Tezigula sukaali tezigula sabbuuni Baagala ne za boda maama kit eri olwo Nootunuulira bambi nobasaasira Embeera nga ebagoya awatali ajunna Balindirira Mukama tannalabika Esuubi liggwayo obudde budduka Maama kekaseera omwana awulira atuuse Akoleki bannange awatali ka sente Eyo yembeera mwebali kati Ba nnakazadde b'eggwanga tebalina abayamba Awo wensabira abalina ku sente Twandivuddeyo kale ne tubawa support Kurika maama, kurika omwana yeeye Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe Kurika maama, kurika omwana yeeye Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe Talina kimulema omukyala omuzadde atetenkanya nnyo Atuula tatuula ayimuka tayimuka omwana akirire Amajaani nnwya nnwya nnwya nnwya nnwya Sukaali nnwya nnwya nnwya nnwya nnwya Maama maama maama Maama maama maama Mukazi wattu,  yenna atunula tabitegeera Nalindirira, bambi nga akalimi kagaanye Omutima tu tu tu   tu tu   tu tu tu Amagulu ganfamba N'obulamu sibuwulira Musawo baako kyokola Mpulira bubi bambi kuno sikwekoza Abaana abalowoozaako Amakaage agalowoozaako Abazadde abalowoozaako Ne gwatannazaala amulowoozaako Yenna nanyogogga bambi Nasalawo kati kulinda kimu Mukama. Namugereka Mukama yaamanyi Kyonna nze kyannampa kyentwala Namugereka Mukama yaamanyi Kyonna nze kyannampa kyentwala Kulikila maama, kulikila omwana Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye Kulikila maama, kulikila omwana yeeye Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye We should emphasize the point of care Mother to deliver under maximum care That can be if we are all very fair When we pledge never to pledge air A promise is a debt We are all right If we shout over a very long wait A promise is a debt We are all right If we shout over a very long wait Kurika maama, kurika omwana yeeye Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe yeeye Kurika maama, kurika omwana yeeye Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe yeeye.
Olugendo lw'omuwanguzi lubeeramu ebisoko
Okutuuka ku buwanguzi nga oywezezza ekitala
Abamu bafiira mu kubo nebeeresa obulamu
Kulikila maama, kulikila omwana yeeye
Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye
Kulikila maama, kulikila omwana yeeye
Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye
Otunuulira maama atalina ka sente
Alajanira taata taata talina pulani
Asiibula ewaka mbu nno ngenze mu kuyiiya
Akomawo ewaka mummy amusanga mu miranga
Obaddeki mukwano ndeese sente ziizo
Sente zaalina kale teziwera mutwalo
Tezigula sukaali tezigula sabbuuni
Baagala ne za boda maama kit eri olwo
Nootunuulira bambi nobasaasira
Embeera nga ebagoya awatali ajunna
Balindirira Mukama tannalabika
Esuubi liggwayo obudde budduka
Maama kekaseera omwana awulira atuuse
Akoleki bannange awatali ka sente
Eyo yembeera mwebali kati
Ba nnakazadde b'eggwanga tebalina abayamba
Awo wensabira abalina ku sente
Twandivuddeyo kale ne tubawa support
Kurika maama, kurika omwana yeeye
Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe
Kurika maama, kurika omwana yeeye
Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe
Talina kimulema omukyala omuzadde atetenkanya nnyo
Atuula tatuula ayimuka tayimuka omwana akirire
Amajaani nnwya nnwya nnwya nnwya nnwya
Sukaali nnwya nnwya nnwya nnwya nnwya
Maama maama maama
Maama maama maama
Mukazi wattu,  yenna atunula tabitegeera
Nalindirira, bambi nga akalimi kagaanye
Omutima tu tu tu   tu tu   tu tu tu
Amagulu ganfamba
N'obulamu sibuwulira
Musawo baako kyokola
Mpulira bubi bambi kuno sikwekoza
Abaana abalowoozaako
Amakaage agalowoozaako
Abazadde abalowoozaako
Ne gwatannazaala amulowoozaako
Yenna nanyogogga bambi
Nasalawo kati kulinda kimu Mukama.
Namugereka Mukama yaamanyi
Kyonna nze kyannampa kyentwala
Namugereka Mukama yaamanyi
Kyonna nze kyannampa kyentwala
Kulikila maama, kulikila omwana
Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye
Kulikila maama, kulikila omwana yeeye
Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye
We should emphasize the point of care
Mother to deliver under maximum care
That can be if we are all very fair
When we pledge never to pledge air
A promise is a debt
We are all right
If we shout over a very long wait
A promise is a debt
We are all right
If we shout over a very long wait
Kurika maama, kurika omwana yeeye
Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe yeeye
Kurika maama, kurika omwana yeeye
Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe yeeye.

More by Migjack

Related Artists