Olugendo lw'omuwanguzi lubeeramu ebisoko Okutuuka ku buwanguzi nga oywezezza ekitala Abamu bafiira mu kubo nebeeresa obulamu Kulikila maama, kulikila omwana yeeye Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye Kulikila maama, kulikila omwana yeeye Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye Otunuulira maama atalina ka sente Alajanira taata taata talina pulani Asiibula ewaka mbu nno ngenze mu kuyiiya Akomawo ewaka mummy amusanga mu miranga Obaddeki mukwano ndeese sente ziizo Sente zaalina kale teziwera mutwalo Tezigula sukaali tezigula sabbuuni Baagala ne za boda maama kit eri olwo Nootunuulira bambi nobasaasira Embeera nga ebagoya awatali ajunna Balindirira Mukama tannalabika Esuubi liggwayo obudde budduka Maama kekaseera omwana awulira atuuse Akoleki bannange awatali ka sente Eyo yembeera mwebali kati Ba nnakazadde b'eggwanga tebalina abayamba Awo wensabira abalina ku sente Twandivuddeyo kale ne tubawa support Kurika maama, kurika omwana yeeye Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe Kurika maama, kurika omwana yeeye Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe Talina kimulema omukyala omuzadde atetenkanya nnyo Atuula tatuula ayimuka tayimuka omwana akirire Amajaani nnwya nnwya nnwya nnwya nnwya Sukaali nnwya nnwya nnwya nnwya nnwya Maama maama maama Maama maama maama Mukazi wattu, yenna atunula tabitegeera Nalindirira, bambi nga akalimi kagaanye Omutima tu tu tu tu tu tu tu tu Amagulu ganfamba N'obulamu sibuwulira Musawo baako kyokola Mpulira bubi bambi kuno sikwekoza Abaana abalowoozaako Amakaage agalowoozaako Abazadde abalowoozaako Ne gwatannazaala amulowoozaako Yenna nanyogogga bambi Nasalawo kati kulinda kimu Mukama. Namugereka Mukama yaamanyi Kyonna nze kyannampa kyentwala Namugereka Mukama yaamanyi Kyonna nze kyannampa kyentwala Kulikila maama, kulikila omwana Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye Kulikila maama, kulikila omwana yeeye Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye We should emphasize the point of care Mother to deliver under maximum care That can be if we are all very fair When we pledge never to pledge air A promise is a debt We are all right If we shout over a very long wait A promise is a debt We are all right If we shout over a very long wait Kurika maama, kurika omwana yeeye Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe yeeye Kurika maama, kurika omwana yeeye Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe yeeye. Olugendo lw'omuwanguzi lubeeramu ebisoko Okutuuka ku buwanguzi nga oywezezza ekitala Abamu bafiira mu kubo nebeeresa obulamu Kulikila maama, kulikila omwana yeeye Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye Kulikila maama, kulikila omwana yeeye Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye Otunuulira maama atalina ka sente Alajanira taata taata talina pulani Asiibula ewaka mbu nno ngenze mu kuyiiya Akomawo ewaka mummy amusanga mu miranga Obaddeki mukwano ndeese sente ziizo Sente zaalina kale teziwera mutwalo Tezigula sukaali tezigula sabbuuni Baagala ne za boda maama kit eri olwo Nootunuulira bambi nobasaasira Embeera nga ebagoya awatali ajunna Balindirira Mukama tannalabika Esuubi liggwayo obudde budduka Maama kekaseera omwana awulira atuuse Akoleki bannange awatali ka sente Eyo yembeera mwebali kati Ba nnakazadde b'eggwanga tebalina abayamba Awo wensabira abalina ku sente Twandivuddeyo kale ne tubawa support Kurika maama, kurika omwana yeeye Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe Kurika maama, kurika omwana yeeye Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe Talina kimulema omukyala omuzadde atetenkanya nnyo Atuula tatuula ayimuka tayimuka omwana akirire Amajaani nnwya nnwya nnwya nnwya nnwya Sukaali nnwya nnwya nnwya nnwya nnwya Maama maama maama Maama maama maama Mukazi wattu, yenna atunula tabitegeera Nalindirira, bambi nga akalimi kagaanye Omutima tu tu tu tu tu tu tu tu Amagulu ganfamba N'obulamu sibuwulira Musawo baako kyokola Mpulira bubi bambi kuno sikwekoza Abaana abalowoozaako Amakaage agalowoozaako Abazadde abalowoozaako Ne gwatannazaala amulowoozaako Yenna nanyogogga bambi Nasalawo kati kulinda kimu Mukama. Namugereka Mukama yaamanyi Kyonna nze kyannampa kyentwala Namugereka Mukama yaamanyi Kyonna nze kyannampa kyentwala Kulikila maama, kulikila omwana Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye Kulikila maama, kulikila omwana yeeye Kulikila maama, obuwanguzi bubwo obututte yeeye We should emphasize the point of care Mother to deliver under maximum care That can be if we are all very fair When we pledge never to pledge air A promise is a debt We are all right If we shout over a very long wait A promise is a debt We are all right If we shout over a very long wait Kurika maama, kurika omwana yeeye Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe yeeye Kurika maama, kurika omwana yeeye Kurika maama, obusinguzi erizooba nobwawe yeeye.