Tuleme kwerabira mangu Nti mukama tatulekulira Nti era amaanyi galina Bwoja eyo ayita nago Tuleme kwerabira mangu Nti byetuwulira abiwulira Nobulumi bwoyitamu Amala kubupima Oba obusobola [Chorus] Tulwazanga twemulugunya Twefulira ddala abatergeera Embeera okusinga oyo Eyagissa mu nkola Tufiirwanga twekubagiza Twefulira ddala abalumiddwa Okusinga oyo taata Atulaba mu bulumi Nga naye tulina kusaba Nti kyetukozeko tukoze Naye ate gwesambayo Okusalawo kwo mukama Tewaliyo akuddamu Tujanjabye tufubye Naye ate gwe asembayoo Obusawo gwe mukama Tewaliyo abuvuganya [Verse 2] Tuleme kwerabira mangu Nti omulabe ye amulabisa Maaso Nti Era amulabisa maaso Era amulaba wayimiride Nga akukuba obusaale Tuleme kwerabira mangu Nti yabuyimiriranga mu ma so Nga gwe oli eri olya butaala Anti osomose okufa nokuziyira [Chorus] Tulwazanga twemulugunya Twefulira ddala abatergeera Embeera okusinga oyo Eyagissa mu nkola Tufiirwanga twekubagiza Twefulira ddala abalumiddwa Okusinga oyo yesu Atulaba mu bulumi Nga naye tulina kusaba Nti kyetukozeko tukoze Naye ate gwesambayo Okusalawo kwo mukama Tewaliyo akuddamu Tujanjabye tufubye Naye ate gwe asembayoo Obusawo gwe mukama Tewaliyo abuvuganya Kyetukozeko tukoze Naye ate gwe asembayo Okusalawo kwo mukama Tewaliyo akuddamu Tujanjabye tufubye Naye ate gwe asembayo yegwe nantameggwa Yeggwe kabaka Obusawo bwo gwe mukama Tewaliyo abuvuganyaTuleme kwerabira manguNti mukama tatulekuliraNti era amaanyi galinaBwoja eyo ayita nagoTuleme kwerabira manguNti byetuwulira abiwuliraNobulumi bwoyitamuAmala kubupimaOba obusobola[Chorus]Tulwazanga twemulugunyaTwefulira ddala abatergeeraEmbeera okusinga oyoEyagissa mu nkolaTufiirwanga twekubagizaTwefulira ddala abalumiddwaOkusinga oyo taataAtulaba mu bulumiNga naye tulina kusabaNti kyetukozeko tukozeNaye ate gwesambayoOkusalawo kwo mukamaTewaliyo akuddamuTujanjabye tufubyeNaye ate gwe asembayooObusawo gwe mukamaTewaliyo abuvuganya[Verse 2]Tuleme kwerabira manguNti omulabe ye amulabisaMaaso NtiEra amulabisa maasoEra amulaba wayimirideNga akukuba obusaaleTuleme kwerabira manguNti yabuyimiriranga mu ma soNga gwe oli eri olya butaalaAnti osomose okufa nokuziyira[Chorus]Tulwazanga twemulugunyaTwefulira ddala abatergeeraEmbeera okusinga oyoEyagissa mu nkolaTufiirwanga twekubagizaTwefulira ddala abalumiddwaOkusinga oyo yesuAtulaba mu bulumiNga naye tulina kusabaNti kyetukozeko tukozeNaye ate gwesambayoOkusalawo kwo mukamaTewaliyo akuddamuTujanjabye tufubyeNaye ate gwe asembayooObusawo gwe mukamaTewaliyo abuvuganyaKyetukozeko tukozeNaye ate gwe asembayoOkusalawo kwo mukamaTewaliyo akuddamuTujanjabye tufubyeNaye ate gwe asembayoyegwe nantameggwaYeggwe kabakaObusawo bwo gwe mukamaTewaliyo abuvuganya
Gabie Ntaate
Unable to load discovery feed.