Tujune

Tujune

Bobi Wine 2022
-0:00
Download

Lyrics

Mukama leero nzize nenyike jooli nga nina ensonga zange Era leero nina ebibuuzi bingyi ebinyiga mutima gwange Tekitegeza nti byona mukama byokoze nti ssisima Naye yegwe gwetulopera alina obuyinza obusemba One day nali mu Ghetto nebambuza Nti oba mukama bamuwamba netutamanya Nti oba yeye akyafuga eggule nensi Lwaki byeyalagira abamu babisa wansi Abakola ebituufu bebabonabona Nga abakola ebikyamu bebababonyabonya Netubulwa oluusi anabagambako kuba nebakabona bbo oluusi babiberamu Ekyo kiretedde bangi okubusabusa nokukiriza kwabwe kukendede Balaba bakola bituufu bayisibwa bubi Nga ate bbo abakola ebikyamu baterede Nkimanyi buli kiriwo kati kyaberawo ko mubyawandikibwa era tubisomako Nga bwewalaga amanyi mumirembe jiri Nsaba nafe otukozese ogalage Mukama nsaba tujune Ozibule amaaso abantu balabe Enjegere zafe zikutuke Tuwone okuba mumikono jabalabe baffe Mukama nsaba tujune Otuwe amanyi tuwaguze Enjegere zafe zikutuke Totuleka kuba mumikono jabalabe baffe My lord Watusubiza nti bwetukwesiga mukama tuliba bagumu nga olusozzi lwe Sayuni Notusubiza nti olitekawo emezza maaso gabalabe baffe nobalabisa Bwebatukuba ku tama erisoka Mukama twasawe nedala nebalisabula Bwetwalondawo okukozesa eddembe Ate bo bakozesa lyanyi era nebatukyunya Tubayisa bulungi batuyisa bubi Nebetulaga ekisa batusasuza bukyayi Kyetuva tusaba otuyambe twerwaneko katonda waffe Balyoke balabe kyebayita amanyi go katonda waffe Watugamba nti tubere bamazima gegalitufula abedembe Era mukama netukikola Kati abogera amazima wano bebatalina mirembe banji batubwa dda Mukama nsaba otujune Ozibule amaaso abantu balabe Enjegere zafe zikutuke Tuwone okuba mumikono jabalabe baffe Mukama nsaba tujune Otuwe amanyi tuwaguze Enjegere zafe zikutuke Totuleka kuba mumikono jabalabe baffe Mukama leero nzize nenyike jooli nga nina ensonga zange Era leero nina ebibuuzi bingyi ebinyiga mutima gwange Ate oba nali mu Ghetto nebambuza Nti oba mukama bamuwamba netutamanya Nti oba yeye akyafuga eggule nensi Lwaki byeyalagira abamu babisa wansi Kiretedde bangi okubusabusa era nokukiriza kwabwe kukendede Balaba bakola bituufu bayisibwa bubi Nga ate bbo abakola ebikyamu baterede Wagamba nti tubere bamazima gegalitufula abedembe Ekyo mukama netukikola Kati abogera amazima wano bebatalina mirembe
Mukama leero nzize nenyike jooli nga nina ensonga zange Era leero nina ebibuuzi bingyi ebinyiga mutima gwange Tekitegeza nti byona mukama byokoze nti ssisima Naye yegwe gwetulopera alina obuyinza obusemba One day nali mu Ghetto nebambuza Nti oba mukama bamuwamba netutamanya Nti oba yeye akyafuga eggule nensi Lwaki byeyalagira abamu babisa wansi Abakola ebituufu bebabonabona Nga abakola ebikyamu bebababonyabonya Netubulwa oluusi anabagambako kuba nebakabona bbo oluusi babiberamu
Ekyo kiretedde bangi okubusabusa nokukiriza kwabwe kukendede Balaba bakola bituufu bayisibwa bubi Nga ate bbo abakola ebikyamu baterede Nkimanyi buli kiriwo kati kyaberawo ko mubyawandikibwa era tubisomako Nga bwewalaga amanyi mumirembe jiri Nsaba nafe otukozese ogalage
Mukama nsaba tujune Ozibule amaaso abantu balabe Enjegere zafe zikutuke Tuwone okuba mumikono jabalabe baffe Mukama nsaba tujune Otuwe amanyi tuwaguze Enjegere zafe zikutuke Totuleka kuba mumikono jabalabe baffe
My lord Watusubiza nti bwetukwesiga mukama tuliba bagumu nga olusozzi lwe Sayuni Notusubiza nti olitekawo emezza maaso gabalabe baffe nobalabisa Bwebatukuba ku tama erisoka Mukama twasawe nedala nebalisabula Bwetwalondawo okukozesa eddembe Ate bo bakozesa lyanyi era nebatukyunya Tubayisa bulungi batuyisa bubi Nebetulaga ekisa batusasuza bukyayi
Kyetuva tusaba otuyambe twerwaneko katonda waffe Balyoke balabe kyebayita amanyi go katonda waffe Watugamba nti tubere bamazima gegalitufula abedembe Era mukama netukikola Kati abogera amazima wano bebatalina mirembe banji batubwa dda
Mukama nsaba otujune Ozibule amaaso abantu balabe Enjegere zafe zikutuke Tuwone okuba mumikono jabalabe baffe Mukama nsaba tujune Otuwe amanyi tuwaguze Enjegere zafe zikutuke Totuleka kuba mumikono jabalabe baffe
Mukama leero nzize nenyike jooli nga nina ensonga zange Era leero nina ebibuuzi bingyi ebinyiga mutima gwange Ate oba nali mu Ghetto nebambuza Nti oba mukama bamuwamba netutamanya Nti oba yeye akyafuga eggule nensi Lwaki byeyalagira abamu babisa wansi
Kiretedde bangi okubusabusa era nokukiriza kwabwe kukendede Balaba bakola bituufu bayisibwa bubi Nga ate bbo abakola ebikyamu baterede Wagamba nti tubere bamazima gegalitufula abedembe Ekyo mukama netukikola Kati abogera amazima wano bebatalina mirembe

More by Bobi Wine

View All Songs by Bobi Wine

Related Artists