Oba ani eyayiya omwenge Oba ani eyaleeta endongo Yena eyayiya omwenge Agwaana kuwa kiraabo Yayiyaaaa Oba ani eyayiya omwenge Oba ani eyaleeta endongo Yena eyayiya endongo Agwaana kuwa kiraabo Yayiyaaa Haaahaa Abantu basula tebatidde Bagunywa mpaka kechenge Bazinna nga abanafa Banyumirwa nsimbi zabwe Nze mundeke nvimbe Nze mundeke nyumilwe Nze mundeke njyoge Obulamu bwensi bumpi Haahaa Everybody agamba nve kuchupa Nze sijja kuva kuchupa Nze sijja kuva kuchupa Mpaka yesu bwalidda Oba ani eyayiya omwenge Oba ani eyaleeta endongo Yena eyayiya endongo Agwaana kuwa kiraabo Oba ani eyayiya omwenge Oba ani eyaleeta endongo Yena eyayiya endongo Agwaana kuwa kiraabo Haahaa Tusula tufunya migongo Bwebatusalako ekigambo Bwebatukubako obulango Okulya sente simusango Everybody agamba nve kuchupa Nze sijja kuva kuchupa Nze sijja kuva kuchupa Mpaka yesu bwalidda Oba ani eyayiya omwenge Oba ani eyaleeta endonga Yena eyayiya omwenge Agwaana kuwa kiraabo Oba ani eyayiya omwenge Oba ani eyaleeta endongo Yena eyayiya endongo Agwaana kuwa kiraabo Fetubeera mu kukubwa kwoka Nga Bwetunywa ki bear kyaffe Nebiwaala nebitusabako Naffe netugabaako Mukibaala tuba twanyumye Nga tukubye ekikumba kyaffe Buli omu aba yanyumye Okulya sente simusango Oba ani eyayiya omwenge Oba ani eyaleeta endongo Yena eyayiya omwenge Agwaana kuwa kiraabo Yayiyaaaa Oba ani eyayiya omwenge Oba ani eyaleeta endongo Yena eyayiya endongo Agwaana kuwa kiraabo Yayiyaaa Haaahaa Abantu basula tebatidde Bagunywa mpaka kechenge Bazinna nga abanafa Banyumirwa nsimbi zabwe Nze mundeke nvimbe Nze mundeke nyumilwe Nze mundeke njyoge Obulamu bwensi bumpi Haahaa Everybody agamba nve kuchupa Nze sijja kuva kuchupa Nze sijja kuva kuchupa Mpaka yesu bwalidda Oba ani eyayiya omwenge Oba ani eyaleeta endongo Yena eyayiya endongo Agwaana kuwa kiraabo Oba ani eyayiya omwenge Oba ani eyaleeta endongo Yena eyayiya endongo Agwaana kuwa kiraabo Haahaa Tusula tufunya migongo Bwebatusalako ekigambo Bwebatukubako obulango Okulya sente simusango Everybody agamba nve kuchupa Nze sijja kuva kuchupa Nze sijja kuva kuchupa Mpaka yesu bwalidda Oba ani eyayiya omwenge Oba ani eyaleeta endonga Yena eyayiya omwenge Agwaana kuwa kiraabo Oba ani eyayiya omwenge Oba ani eyaleeta endongo Yena eyayiya endongo Agwaana kuwa kiraabo Fetubeera mu kukubwa kwoka Nga Bwetunywa ki bear kyaffe Nebiwaala nebitusabako Naffe netugabaako Mukibaala tuba twanyumye Nga tukubye ekikumba kyaffe Buli omu aba yanyumye Okulya sente simusango