Onkaabya

Onkaabya

Vivian Mimi 2022
-0:00
Download

Lyrics

Onkaabya lwakuba okimanyi Ndi munafu mutima Kyova ogujjuza amabala Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza naasonyiwa Onnyiiza lwakuba okimanyi Yeggwe gwe nina Sssisobola bya kukukyawa Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza nja sonyiwa Kati ngezezzaako kye nsobola Okumatiza omutima gwo nfubye tegunsosola Ne bwe nkuyita tompitaba Kyandiba ng’ebinkaabya bikkolera Kansuubire mukwano olinsonyiwa Bwe ndiba nfunye omulungi alimponya ogayiwa Mazima nfubye ntobye okkuyiga Nga naye omutima gwe oguyuza nga tiger Nfunye nkumu ebiwundu munda nze Olukindo lw’omukwano luvunze Binnemye omukwano gunnyinze Kati kankole ebyange Onkaabya lwakuba okimanyi Ndi munafu mutima Kyova ogujjuza amabala Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza naasonyiwa Onnyiiza lwakuba okimanyi Yeggwe gwe nina Sssisobola bya kukukyawa Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza nja sonyiwa Olw’olumu onsanyusa olw’olumu onnyiiza Ne bw’olaba nkaaba otuula n’okkalira! Nga tomanyi buzito love yo eyo bw’entisse Buligi bw’amafumu g’onfumise Tukite nkute nkumale Ŋŋende nfune omulungi alimponya mbimale Leero kankunaabe amazzi ngayiwe N’omukwano gwo ngusuulewo ngulinnyirire Nfunye nkumu ebiwundu munda nze Olukindo lw’omukwano luvunze Binnemye omukwano gunnyinze Kati kankole ebyange Onkaabya lwakuba okimanyi Ndi munafu mutima Kyova ogujjuza amabala Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza naasonyiwa Onnyiiza lwakuba okimanyi Yeggwe gwe nina Sssisobola bya kukukyawa Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza nja sonyiwa Kansuubire mukwano olinsonyiwa Bwe ndiba nfunye omulungi alimponya ogayiwa Mazima nfubye ntobye okkuyiga Nga naye omutima gwe oguyuza nga tiger Onkaabya lwakuba okimanyi Ndi munafu mutima Kyova ogujjuza amabala Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza naasonyiwa Onnyiiza lwakuba okimanyi Yeggwe gwe nina Sssisobola bya kukukyawa Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza nja sonyiwa
Onkaabya lwakuba okimanyi Ndi munafu mutima Kyova ogujjuza amabala Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza naasonyiwa Onnyiiza lwakuba okimanyi Yeggwe gwe nina Sssisobola bya kukukyawa Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza nja sonyiwa
Kati ngezezzaako kye nsobola Okumatiza omutima gwo nfubye tegunsosola Ne bwe nkuyita tompitaba Kyandiba ng’ebinkaabya bikkolera Kansuubire mukwano olinsonyiwa Bwe ndiba nfunye omulungi alimponya ogayiwa Mazima nfubye ntobye okkuyiga Nga naye omutima gwe oguyuza nga tiger Nfunye nkumu ebiwundu munda nze Olukindo lw’omukwano luvunze Binnemye omukwano gunnyinze Kati kankole ebyange
Onkaabya lwakuba okimanyi Ndi munafu mutima Kyova ogujjuza amabala Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza naasonyiwa Onnyiiza lwakuba okimanyi Yeggwe gwe nina Sssisobola bya kukukyawa Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza nja sonyiwa
Olw’olumu onsanyusa olw’olumu onnyiiza Ne bw’olaba nkaaba otuula n’okkalira! Nga tomanyi buzito love yo eyo bw’entisse Buligi bw’amafumu g’onfumise Tukite nkute nkumale Ŋŋende nfune omulungi alimponya mbimale Leero kankunaabe amazzi ngayiwe N’omukwano gwo ngusuulewo ngulinnyirire Nfunye nkumu ebiwundu munda nze Olukindo lw’omukwano luvunze Binnemye omukwano gunnyinze Kati kankole ebyange
Onkaabya lwakuba okimanyi Ndi munafu mutima Kyova ogujjuza amabala Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza naasonyiwa Onnyiiza lwakuba okimanyi Yeggwe gwe nina Sssisobola bya kukukyawa Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza nja sonyiwa
Kansuubire mukwano olinsonyiwa Bwe ndiba nfunye omulungi alimponya ogayiwa Mazima nfubye ntobye okkuyiga Nga naye omutima gwe oguyuza nga tiger
Onkaabya lwakuba okimanyi Ndi munafu mutima Kyova ogujjuza amabala Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza naasonyiwa Onnyiiza lwakuba okimanyi Yeggwe gwe nina Sssisobola bya kukukyawa Kuba okimanyi Bw’ononnyiiza nja sonyiwa

More by Vivian Mimi

View All Songs by Vivian Mimi

Related Artists