Lyrics
Zivuga Bino byenkugamba bintu bikulu Wobyekenenya bijude amakulu Onsuza kutebukye ninga omulalu Ekilunji oli muntu mukulu Nze ndajana mukwano gwo Tompita musilu Ontambuza mukiro ndinga basilikale Nze kansiliwale gwe oli mugezi kale Hmm ma babe ompunziza Kiliza tuleme kwetema mbale Nebiba bikulemye mbimale Embozi zamalwa ozileke Nga onkabiza Balala bakulaga kizikiza Nze njagala mbe kitangala Sijja kulya kuba toli kibala Naye omukwano njagala nkuwe gwadala hmmm Mbuzako Olwo mmanye nti tonejako hooo Mbuzako Tondeka babe nga ndi awo hooo Hmm Kulwomukwanogwo mpayo olulimi basale Emikono bajiteme bakutule Magulu gona baganyige nyige eeya Kano akafuba kenina bakayuze Enyindo nobulago bantuge Mutima ne face babileke Kuba kwotude yeah eh Zino nsonga zamutima Nsonga zamutima tozimenya Tokilaba naye nnumwa Kubanga bintwala Nsonga zomukwano zimenya Mbuzako Olwo mmanye nti tonejako hooo Mbuzako Tondeka babe nga ndi awo hooo Eyiiiiii Audio li da vocal boss Bino byenkugamba bintu bikulu Wobyekenenya bijude amakulu Onsuza kutebukye ninga omulalu Ekilunji oli muntu mukulu Nze ndajana mukwano gwo Tompita musilu Ontambuza mukiro ndinga basilikale
Zivuga
Bino byenkugamba bintu bikulu
Wobyekenenya bijude amakulu
Onsuza kutebukye ninga omulalu
Ekilunji oli muntu mukulu
Nze ndajana mukwano gwo
Tompita musilu
Ontambuza mukiro ndinga basilikale
Nze kansiliwale gwe oli mugezi kale
Hmm ma babe ompunziza
Kiliza tuleme kwetema mbale
Nebiba bikulemye mbimale
Embozi zamalwa ozileke
Nga onkabiza
Balala bakulaga kizikiza
Nze njagala mbe kitangala
Sijja kulya kuba toli kibala
Naye omukwano njagala nkuwe gwadala hmmm
Mbuzako
Olwo mmanye nti tonejako hooo
Mbuzako
Tondeka babe nga ndi awo hooo
Hmm
Kulwomukwanogwo mpayo olulimi basale
Emikono bajiteme bakutule
Magulu gona baganyige nyige eeya
Kano akafuba kenina bakayuze
Enyindo nobulago bantuge
Mutima ne face babileke
Kuba kwotude yeah eh
Zino nsonga zamutima
Nsonga zamutima tozimenya
Tokilaba naye nnumwa
Kubanga bintwala
Nsonga zomukwano zimenya
Mbuzako
Olwo mmanye nti tonejako hooo
Mbuzako
Tondeka babe nga ndi awo hooo
Eyiiiiii
Audio li da vocal boss
Bino byenkugamba bintu bikulu
Wobyekenenya bijude amakulu
Onsuza kutebukye ninga omulalu
Ekilunji oli muntu mukulu
Nze ndajana mukwano gwo
Tompita musilu
Ontambuza mukiro ndinga basilikale