Lyrics
Sweet wasuze joosula Bulijo nkeera kumakya, nkunoonyeko nobula Omanyi lwesikulabye... Mbeera seefuna, Nze na lookinga wadde binji byogerwa Mbu era nalogebwa omuganga jewagenda ng'akola Nakutaamira bwenge, era erinya kandikyuse. Melon melon .. ekinsikaasika Kiri eyo mundayo Melon melon... Kabakole batya ngenda ku lovinga Melon melon... Ekinsikaasika Kiri eyo munda, Melon melon..kakibe ki ngenda kulondoola. Wakozesa ki yeggwe ekyatwala omutima gwange Ye wampaaki mbuuza nekikyusa obulamu bwange.. Waliwo abatayagala nkwagale...era bansuubiza nembale Naye nze nasigninga okwagala omulungi asinga bona Ahh singa nali nga nsobola, nali kututte ewala, nenkukweka eyo ku mwezi ewatatuuka balala Melon melon.. ekinsikaasika Kiri eyo mundayo Melon melon.. kabakole batya ngenda ku lovinga Melon melon..ensokaasika Kiri eyo munda, Melon melon kabakole batya ngenda kulondoola Nkugeze kiki yenze kyemba gamba omanye ki oli Oli brush yange esenya amanyi baibe daily Wotali siyala...kimanye watali seefuna Ahh singa nali nga nsobola, nali kututte ewala Nenkukweka eyo ku mwezi ewatatuuka balala. Melon melon.. ekinsikaasika Kiri eyo mundayo Melon melon.. kabakole batya ngenda ku lovinga Melon melon..ekinsikaasika Kiri eyo munda Melon melon kabakole batya ngenda kulondoola..........
Sweet wasuze joosula
Bulijo nkeera kumakya, nkunoonyeko nobula
Omanyi lwesikulabye... Mbeera seefuna,
Nze na lookinga wadde binji byogerwa
Mbu era nalogebwa omuganga jewagenda ng'akola
Nakutaamira bwenge, era erinya kandikyuse.
Melon melon .. ekinsikaasika Kiri eyo mundayo
Melon melon... Kabakole batya ngenda ku lovinga
Melon melon... Ekinsikaasika Kiri eyo munda,
Melon melon..kakibe ki ngenda kulondoola.
Wakozesa ki yeggwe ekyatwala omutima gwange
Ye wampaaki mbuuza nekikyusa obulamu bwange..
Waliwo abatayagala nkwagale...era bansuubiza nembale
Naye nze nasigninga okwagala omulungi asinga bona
Ahh singa nali nga nsobola, nali kututte ewala, nenkukweka eyo ku mwezi ewatatuuka balala
Melon melon.. ekinsikaasika Kiri eyo mundayo
Melon melon.. kabakole batya ngenda ku lovinga
Melon melon..ensokaasika Kiri eyo munda,
Melon melon kabakole batya ngenda kulondoola
Nkugeze kiki yenze kyemba gamba omanye ki oli
Oli brush yange esenya amanyi baibe daily
Wotali siyala...kimanye watali seefuna
Ahh singa nali nga nsobola, nali kututte ewala
Nenkukweka eyo ku mwezi ewatatuuka balala.
Melon melon.. ekinsikaasika Kiri eyo mundayo
Melon melon.. kabakole batya ngenda ku lovinga
Melon melon..ekinsikaasika Kiri eyo munda
Melon melon kabakole batya ngenda kulondoola..........