Lyrics
Nzize n(e) omutima ogumenyese, Mu bwetowaze negongyebw(a) era Era Ndese (e)mirimu gyange Mukama leero Nyonger(e) okumanya Ondabiridde nyo sitoma kitange Mu by(a) okulya ate nonyambaza yi Laba Okumy(e) abantu bange Mukama kano ke ndeese yamba osiime Nze Ani munange nze ani Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo) Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze Naye nze gwewalonda mu byo (Ah naye) Nze Ani munange nze ani Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo) Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze Naye nze gwewalonda mu byo Luli Bwe nali nv(a) eyo ku mulimu Nasanga loole (e)zitomereganye Ng(a) era Nabamu bafuuse mirambo yi Nakuwa ki obutaba mu bo Ebibadde bimpaga mbisudde leero Nsaba mbe mwana wo nzize tuteese Kano ke nina nkimanyi katono Naye Mukama ke ndeese yamb(a) osiime Nze Ani munange nze ani Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (Ah labayo) Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze Naye nze gwewalonda mu byo (Ah naye) Nze Ani munange nze ani Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo) Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze Naye nze gwewalonda mu byo Amazima manyi tekyewalika Okusobya kuba nkikola buligyo Naye amatanta ngasuddeyo Mukama Nsaba nkuw(e) omutima guno Namwandu yakuwa ppeesa luli Nay(e) omutima nagukuwa gwonna Era nzize nange leero Mukama Nsaba nkuw(e) omutima guno (Ah naye) Nze Ani munange nze ani Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo) Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze Naye nze gwewalonda mu byo (Ah naye) Nze Ani munange nze ani Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo) Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze Naye nze gwewalonda mu byo Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze Naye nze gwewalonda mu byo Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze Naye nze gwewalonda mu byo
Nzize n(e) omutima ogumenyese,
Mu bwetowaze negongyebw(a) era
Era
Ndese (e)mirimu gyange Mukama leero
Nyonger(e) okumanya
Ondabiridde nyo sitoma kitange
Mu by(a) okulya ate nonyambaza yi
Laba
Okumy(e) abantu bange
Mukama kano ke ndeese yamba osiime
Nze Ani munange nze ani
Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)
Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze
Naye nze gwewalonda mu byo
(Ah naye)
Nze Ani munange nze ani
Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)
Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze
Naye nze gwewalonda mu byo
Luli
Bwe nali nv(a) eyo ku mulimu
Nasanga loole (e)zitomereganye
Ng(a) era
Nabamu bafuuse mirambo yi
Nakuwa ki obutaba mu bo
Ebibadde bimpaga mbisudde leero
Nsaba mbe mwana wo nzize tuteese
Kano ke nina nkimanyi katono
Naye Mukama ke ndeese yamb(a) osiime
Nze Ani munange nze ani
Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (Ah labayo)
Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze
Naye nze gwewalonda mu byo
(Ah naye)
Nze Ani munange nze ani
Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)
Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze
Naye nze gwewalonda mu byo
Amazima manyi tekyewalika
Okusobya kuba nkikola buligyo
Naye amatanta ngasuddeyo Mukama
Nsaba nkuw(e) omutima guno
Namwandu yakuwa ppeesa luli
Nay(e) omutima nagukuwa gwonna
Era nzize nange leero Mukama
Nsaba nkuw(e) omutima guno
(Ah naye)
Nze Ani munange nze ani
Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)
Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze
Naye nze gwewalonda mu byo
(Ah naye)
Nze Ani munange nze ani
Nze ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)
Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze
Naye nze gwewalonda mu byo
Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze
Naye nze gwewalonda mu byo
Mazima wandironze ekitonde (e)kirala kikusinze
Naye nze gwewalonda mu byo