Ekikutambuza

Ekikutambuza

-0:00
Download

Lyrics

Otambula ng(a) eyalidde kyokka nga kyoliko gw(e) okimanyi Owulira bali mbu b'alidde n'ekyeggulo n'okukaaba nokaaba Olowooza ku b'omukyal(o) embeera gyebalimu wakiri afudde Sente ze wewol(a) omwezi wasigadde gumu Ne ku mulimu b'akugoba nywera Embeera gyoyitam(u) olwaleero waliwo eyagisokamu yesu Tafa ku buzale bwo Ayagala kimu nti okirizza Ekikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugya Linda Yesu afaayo Nange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikya Beera n'essuubi Manya Yesu akwagala toterebuka Ekikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugya Linda Yesu afaayo Nange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikya Beera n'essuubi Manya Yesu akwagala toterebuka Omwana wa 'neighbor' yatikiddw(a) owuwo b'amugobedde lweyo Ab'amasanyalaze baleese 'bill' n'owamazz(i) azagala Omunnyo mu kaveera gwaweddemu ate tolina yadde (e)kinusu N'enkub(a) eyagala kutonnya kyokk(a) enyumba y'etonnya Ebimera mu nimiro byawotose Mukama lwaki nze ntoba Sabbuuni yaweddewo nywera Embeera gyoyitam(u) olwaleero waliw(o) eyagisokamu Tafa ku buzale bwo Ayagala kimu nti okirizza Ekikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugya Linda Yesu afaayo Nange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikya Beera n'essuubi Manya Yesu akwagala toterebuka Ekikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugya Linda Yesu afaayo Nange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikya Beera n'essuubi Manya Yesu akwagala toterebuka Ogobebwa mu nju nga n'ezifulumy(a) ebintu mu butuufu mpawo Omufaliso 'inch' zali mukaaga, gwonna gulabe guweddewo Omugeny(i) ekikumi kye yawadd(e) omwana kimukubizza kuba yakiridde Ewa 'neighbor' yafumbye nkok(o) ekkola bubi okuwulira akawowo guma Beera n'essuubi Manya Yesu akwagala toterebuka Eby'ens(i) ebikunyiiza munange Bibaw(o) era bivawo tokoowa Laba Kkaana bwe yakaaba Mukama yamuddamu wuliriza Beera n'essuubi Manya Yesu akwagala toterebuka Beera n'essuubi (n'essuubi) Manya Yesu akwagala toterebuka Beera n'essuubi (n'essuubi) Manya Yesu akwagala toterebuka
Otambula ng(a) eyalidde kyokka nga kyoliko gw(e) okimanyi
Owulira bali mbu b'alidde n'ekyeggulo n'okukaaba nokaaba
Olowooza ku b'omukyal(o) embeera gyebalimu wakiri afudde
Sente ze wewol(a) omwezi wasigadde gumu
Ne ku mulimu b'akugoba nywera
Embeera gyoyitam(u) olwaleero waliwo eyagisokamu yesu
Tafa ku buzale bwo
Ayagala kimu nti okirizza
Ekikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugya
Linda
Yesu afaayo
Nange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikya
Beera n'essuubi
Manya Yesu akwagala toterebuka
Ekikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugya
Linda
Yesu afaayo
Nange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikya
Beera n'essuubi
Manya Yesu akwagala toterebuka
Omwana wa 'neighbor' yatikiddw(a) owuwo b'amugobedde lweyo
Ab'amasanyalaze baleese 'bill' n'owamazz(i) azagala
Omunnyo mu kaveera gwaweddemu ate tolina yadde (e)kinusu
N'enkub(a) eyagala kutonnya kyokk(a) enyumba y'etonnya
Ebimera mu nimiro byawotose Mukama lwaki nze ntoba
Sabbuuni yaweddewo nywera
Embeera gyoyitam(u) olwaleero waliw(o) eyagisokamu
Tafa ku buzale bwo
Ayagala kimu nti okirizza
Ekikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugya
Linda
Yesu afaayo
Nange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikya
Beera n'essuubi
Manya Yesu akwagala toterebuka
Ekikutambuza ng(a) oyogera yogera manya waliy(o) essuubi gyebugya
Linda
Yesu afaayo
Nange bwendi lwakuba ndi mugumu nti bulikya
Beera n'essuubi
Manya Yesu akwagala toterebuka
Ogobebwa mu nju nga n'ezifulumy(a) ebintu mu butuufu mpawo
Omufaliso 'inch' zali mukaaga, gwonna gulabe guweddewo
Omugeny(i) ekikumi kye yawadd(e) omwana kimukubizza kuba yakiridde
Ewa 'neighbor' yafumbye nkok(o) ekkola bubi okuwulira akawowo guma
Beera n'essuubi
Manya Yesu akwagala toterebuka
Eby'ens(i) ebikunyiiza munange
Bibaw(o) era bivawo tokoowa
Laba Kkaana
bwe yakaaba
Mukama yamuddamu wuliriza
Beera n'essuubi
Manya Yesu akwagala toterebuka
Beera n'essuubi (n'essuubi)
Manya Yesu akwagala toterebuka
Beera n'essuubi (n'essuubi)
Manya Yesu akwagala toterebuka

More by Trumpets Of Hope Choir

View All Songs by Trumpets Of Hope Choir

Related Artists