Buli kitonde ku nsi Kivamu eddoboozi kyogera Enjogera y'ebitonde bino Bisinza Mukam(a) omutonzi Buli olukya Era ne luziba bisuut(a) omutonzi mu maloboozi amasenekerevu Ne biyimba nti osanidde Osanidde (era) Ogulumizibwe Mukama Wayogera ne wab(a) eggulu n'ensi Erinnya lyo teryenkanika Osanidde (era) Ogulumizibwe Mukama Wayogera bube (e)misana ob(a) ekiro Kigambo tolin(a) akwenkana Bwe ntunulir(a) ebire mu bbanga Mu kasirise nga bitenda Enyonyi zibuuka ziyimba Mu maloboozi amawomerevu Buli lunaku Enjuba n'omwezi bitenda Mu doboozi lyaby(o) eryegongyebwa Ne biyimba nti osanidde Osanidde (era) Ogulumizibwe Mukama Wayogera ne wab(a) eggulu n'ensi Erinnya lyo teryenkanika Osanidde (era) Ogulumizibwe Mukama Wayogera bube (e)misana ob(a) ekiro Kigambo tolin(a) akwenkana Buli kitonde kye yatonda Kiraga maanyi ge Mukama oyo Emigga n'enyanja biyimba Ng'en(o) ebyenyanja bitenda Buli lunaku Tusuuta erinnya lye nti osanidde Kye tuva tumuyimus(a) eyo mu mawanga Erinnya lye teryenkanika Osanidde (era) Ogulumizibwe Mukama Wayogera ne wab(a) eggulu n'ensi Erinnya lyo teryenkanika Osanidde (era) Ogulumizibwe Mukama Wayogera bube (e)misana ob(a) ekiro Kigambo tolin(a) akwenkana Wayogera ne wab(a) eggulu n'ensi(era) Erinnya lyo teryenkanika Wayogera bube (e)misana ob(a) ekiro Kigambo tolin(a) akwenkanaBuli kitonde ku nsiKivamu eddoboozi kyogeraEnjogera y'ebitonde binoBisinza Mukam(a) omutonziBuli olukyaEra ne luziba bisuut(a) omutonzimu maloboozi amasenekerevuNe biyimba nti osaniddeOsanidde (era)Ogulumizibwe MukamaWayogera ne wab(a) eggulu n'ensiErinnya lyo teryenkanikaOsanidde (era)Ogulumizibwe MukamaWayogera bube (e)misana ob(a) ekiroKigambo tolin(a) akwenkanaBwe ntunulir(a) ebire mu bbangaMu kasirise nga bitendaEnyonyi zibuuka ziyimbaMu maloboozi amawomerevuBuli lunakuEnjuba n'omwezi bitendaMu doboozi lyaby(o) eryegongyebwaNe biyimba nti osaniddeOsanidde (era)Ogulumizibwe MukamaWayogera ne wab(a) eggulu n'ensiErinnya lyo teryenkanikaOsanidde (era)Ogulumizibwe MukamaWayogera bube (e)misana ob(a) ekiroKigambo tolin(a) akwenkanaBuli kitonde kye yatondaKiraga maanyi ge Mukama oyoEmigga n'enyanja biyimbaNg'en(o) ebyenyanja bitendaBuli lunakuTusuuta erinnya lye nti osaniddeKye tuva tumuyimus(a) eyo mu mawangaErinnya lye teryenkanikaOsanidde (era)Ogulumizibwe MukamaWayogera ne wab(a) eggulu n'ensiErinnya lyo teryenkanikaOsanidde (era)Ogulumizibwe MukamaWayogera bube (e)misana ob(a) ekiroKigambo tolin(a) akwenkanaWayogera ne wab(a) eggulu n'ensi(era)Erinnya lyo teryenkanikaWayogera bube (e)misana ob(a) ekiroKigambo tolin(a) akwenkana
Trumpets Of Hope Choir
Unable to load discovery feed.