The heart is paining It’s Troy MC [Gunnuma, Wegunkuba Gunnuma wegunkuba wegunuma ] x2 Ajajajajajaaa Listen gwe Yo gwe Wulira Bwali budde bwakiro, nga ndi mu tulo Nali manyi okuloota wetaaga ba na Pilow Kino ekirooto kyono omwana kyali kya mbiro Newemba ninamu kido muwa nze nemba ku zero For yo sake I go follow, happy or you sorrow Nzije nkulabeko baby today or tomorrow Nkuletere Pizza,burger mpozi ne egg roll Awo nzije nkukwate ku booty nga wempisa engalo Day that I met u wetwali mu kyalo Omutima gwatelera wagunazaako enziro Nengoba abateesi bona abagala okuba mu ntalo Berabidde Troy waabwe nti nafuuka na Balo Nkomawo ewaka ekiro nga antegekedde ekyeggulo Wemala omuchere nenyama nga atekawo akalo Bintu bya mpola mpola, sure but slow Love yaffe yamulembe mwana ebuuse nensalo Omutima gunnuma,wegunkuba Gunnuma wegunkuba wegunuma Omutima gunnuma wegunkuba Gunnuma Gunnuma Gunnuma x2 Ajajajajajajaaaaaa Yesssssss,the heart is paining It’s Troy MC ………. Bakube x3 Kyoka wenkugamba nkwagala gwe otambula butambuzi Ninze kyoddamu nga nindiridde ninga embuzi Nze akusanira va kubuno bufala obulya enguzi Tugende nkukube embaga twanike obujulizi Ntwala mu bakadde obalage olulenzi Ogambe mummy ne daddy nti ono ye kipenzi Anamponya ennaku nokuyiwanga tears Muzaalire mufumbire Muwonye pop corns I’m the great man of your dreams listen to me baby Tugendeko mu church u be my wife i be your hubby Nja kuwa obukuumi nkuwonye ago agabbi Nze okukwagala ennyo I take it as my hobby Wemba nga ndi naawe tubeera bakabi Yadde nga waliwo abantu abatulaba obubi Batulemesa bagala tukozesa nsobi Wenakwatako kamu nze nja kakuba bukubi [Omutima Gunnuma,wegunkuba Gunnuma wegunkuba wegunuma Omutima gunnuma wegunkuba Gunnuma Gunnuma Gunnuma ]x2 Ajajajaj The heart is paining [Gunnuma Wegunkuba Gunnuma wegunkuba wegunuma ] The heart is paining It’s Troy MC [Gunnuma, Wegunkuba Gunnuma wegunkuba wegunuma ] x2 Ajajajajajaaa Listen gwe Yo gwe Wulira Bwali budde bwakiro, nga ndi mu tulo Nali manyi okuloota wetaaga ba na Pilow Kino ekirooto kyono omwana kyali kya mbiro Newemba ninamu kido muwa nze nemba ku zero For yo sake I go follow, happy or you sorrow Nzije nkulabeko baby today or tomorrow Nkuletere Pizza,burger mpozi ne egg roll Awo nzije nkukwate ku booty nga wempisa engalo Day that I met u wetwali mu kyalo Omutima gwatelera wagunazaako enziro Nengoba abateesi bona abagala okuba mu ntalo Berabidde Troy waabwe nti nafuuka na Balo Nkomawo ewaka ekiro nga antegekedde ekyeggulo Wemala omuchere nenyama nga atekawo akalo Bintu bya mpola mpola, sure but slow Love yaffe yamulembe mwana ebuuse nensalo Omutima gunnuma,wegunkuba Gunnuma wegunkuba wegunuma Omutima gunnuma wegunkuba Gunnuma Gunnuma Gunnuma x2 Ajajajajajajaaaaaa Yesssssss,the heart is paining It’s Troy MC ………. Bakube x3 Kyoka wenkugamba nkwagala gwe otambula butambuzi Ninze kyoddamu nga nindiridde ninga embuzi Nze akusanira va kubuno bufala obulya enguzi Tugende nkukube embaga twanike obujulizi Ntwala mu bakadde obalage olulenzi Ogambe mummy ne daddy nti ono ye kipenzi Anamponya ennaku nokuyiwanga tears Muzaalire mufumbire Muwonye pop corns I’m the great man of your dreams listen to me baby Tugendeko mu church u be my wife i be your hubby Nja kuwa obukuumi nkuwonye ago agabbi Nze okukwagala ennyo I take it as my hobby Wemba nga ndi naawe tubeera bakabi Yadde nga waliwo abantu abatulaba obubi Batulemesa bagala tukozesa nsobi Wenakwatako kamu nze nja kakuba bukubi [Omutima Gunnuma,wegunkuba Gunnuma wegunkuba wegunuma Omutima gunnuma wegunkuba Gunnuma Gunnuma Gunnuma ]x2 Ajajajaj The heart is paining [Gunnuma Wegunkuba Gunnuma wegunkuba wegunuma ]