Lyrics
INTRO Saalya, saalya ndayila saalya CHORUS Ndayira museveni okumera ebirevu Saalya Ndayira omukadde okusala ekimemeya Saalya Ndayila enkuba okutonya nga eva mutaka Saalya Nze ndayira saalya VERSE1 Waliwo abalabibwa nga bo baalya Amanya gasomebwa era baatya Balala tubamanyi just kusilika Lwaasa,wamma nawe tewalya Kyewunyisa nange bantade ku list Kati mbakakase ntya nti sakombako Mwena abalowooza nti nakombako mbakasa Nali mukisiibo Tebamanyi nti nze ndi namulokole Bwendya eddiini mba njivode Ye kambuuze Kiki kyebaalya Nva oba kibala kya Adam Kale obwolumu ntera okuvaako Saalya naye abamu mbawaako Kino kigende eri buli eyalyaako Nteesa mugende mwekabeze CHORUS ......... OUTRO Abanagilya kili kitya Abagilya kiki kitya Abava okulya kiri kitya Namwe abatagilya kiri kitya ×2 Taskam on the beat Trag beats yakubye eno Taskam production Dem cal mi Taskam
INTRO
Saalya, saalya ndayila saalya
CHORUS
Ndayira museveni okumera ebirevu
Saalya
Ndayira omukadde okusala ekimemeya
Saalya
Ndayila enkuba okutonya nga eva mutaka
Saalya
Nze ndayira saalya
VERSE1
Waliwo abalabibwa nga bo baalya
Amanya gasomebwa era baatya
Balala tubamanyi just kusilika
Lwaasa,wamma nawe tewalya
Kyewunyisa nange bantade ku list
Kati mbakakase ntya nti sakombako
Mwena abalowooza nti nakombako mbakasa
Nali mukisiibo
Tebamanyi nti nze ndi namulokole
Bwendya eddiini mba njivode
Ye kambuuze
Kiki kyebaalya
Nva oba kibala kya Adam
Kale obwolumu ntera okuvaako
Saalya naye abamu mbawaako
Kino kigende eri buli eyalyaako
Nteesa mugende mwekabeze
CHORUS
.........
OUTRO
Abanagilya kili kitya
Abagilya kiki kitya
Abava okulya kiri kitya
Namwe abatagilya kiri kitya
×2
Taskam on the beat
Trag beats yakubye eno
Taskam production
Dem cal mi Taskam