Lyrics
Stanza 1 Toontaa Ssebo tonvaamu hmhm Ndi muntu obuntu era olumu nyinza Bonaaa abaneganye Obeewo tondekerera kuwangulwa Manyi nti oli katonda omwesigwaaa Maliridde okugenda yonna ggwe gyontwala Chorus K’obeere (e)ky’okuddamu Ne mubwetaavu Bw’abo tugende fenna Ne mu nzikiza Balumbe nga tuli fenna Tubawangule Anti olilwana nabo Nze nempangula (X2) Stanza 2 Kizibu nnyo okukulaba tolabika naye okola nnyo Ekising(a) okukiraga mukama okukola kwo kwangeri nnyo onkase n’okukyatula Yakuwa amakubo go gegasinga Mazima ndigenda kujjulira Ttaata ekitiibwa kyo kirabisibwe. Chorus K’obeere (e)ky’okuddamu Ne mubwetaavu Bw’abo tugende fenna Ne mu nzikiza Balumbe nga tuli fenna Tubawangule Anti olilwana nabo Nze nempangula (X2)
Stanza 1 Toontaa Ssebo tonvaamu hmhm Ndi muntu obuntu era olumu nyinza Bonaaa abaneganye Obeewo tondekerera kuwangulwa Manyi nti oli katonda omwesigwaaa Maliridde okugenda yonna ggwe gyontwala
Chorus
K’obeere (e)ky’okuddamu Ne mubwetaavu Bw’abo tugende fenna Ne mu nzikiza Balumbe nga tuli fenna Tubawangule Anti olilwana nabo Nze nempangula (X2)
Stanza 2 Kizibu nnyo okukulaba tolabika naye okola nnyo Ekising(a) okukiraga mukama okukola kwo kwangeri nnyo onkase n’okukyatula Yakuwa amakubo go gegasinga Mazima ndigenda kujjulira Ttaata ekitiibwa kyo kirabisibwe.
Chorus
K’obeere (e)ky’okuddamu
Ne mubwetaavu
Bw’abo tugende fenna
Ne mu nzikiza
Balumbe nga tuli fenna
Tubawangule
Anti olilwana nabo
Nze nempangula (X2)