Lyrics
Stanza 1 Mutima gukuba kumu kumu nkugambye Nze buli lwendowooza ku biribeer(a) eyo Nnaku teri, ssanyu ssanyu lyoka Waneno mpitawo buyisi mbagambye Ndiwano nze mbala bubazi kiseera Ekire lwekiri mpulangula Ntuuke mu kwesiima (X2) Atutereddewo amakula, nze siri mwana wakuno ndi mwana wa Yesu Ninda bulinzi ssaawa, antwale, Ndi wano nze Ninda bulinzi I am timing nkugambye, Ninda bulinzi I am timing waiting Lwekiri mpulangula, Ntuuke mu kwesiima (X2) Stanza 2 Abo nno bemmanja mazima siddeyo Eri nze gyendaga Mirembe myerere Kati nebwembonabona ndi ku sure sifayooooo Mbala mulululululunkana ku byens(i) eno Kale nze nsekerererera mu kikonde Manyi nti lulikya lumu, Ntuuke mu kwesiima
Stanza 1 Mutima gukuba kumu kumu nkugambye Nze buli lwendowooza ku biribeer(a) eyo Nnaku teri, ssanyu ssanyu lyoka Waneno mpitawo buyisi mbagambye Ndiwano nze mbala bubazi kiseera Ekire lwekiri mpulangula Ntuuke mu kwesiima (X2)
Atutereddewo amakula, nze siri mwana wakuno ndi mwana wa Yesu Ninda bulinzi ssaawa, antwale, Ndi wano nze Ninda bulinzi I am timing nkugambye, Ninda bulinzi I am timing waiting Lwekiri mpulangula, Ntuuke mu kwesiima (X2)
Stanza 2 Abo nno bemmanja mazima siddeyo Eri nze gyendaga Mirembe myerere Kati nebwembonabona ndi ku sure sifayooooo Mbala mulululululunkana ku byens(i) eno Kale nze nsekerererera mu kikonde Manyi nti lulikya lumu, Ntuuke mu kwesiima