Mungalozo

Mungalozo

-0:00
Download

Lyrics

STANZA 1 Ndikunnyumiza n(e) abaana bange, Mukama onjagadde Nze atalina nange bwendi Mukama anjagadde olwaleero nkuwanewaane N’abaandi mbagambe nti nsazeewo okkusiima Mukama onjagadde Kyeekyo, ow’omutima omuyonjo Yeesu, ggwewammanya sinnabaawo Aawo abannonya webansanga Wooli kubyonkoledde sivvaawo CHORUS Era mungalozo, bwemba ngwa kangwe kubigere byo Ssebo ombikke wansi w’omusalaba nze omwonoonyi ntuule Omusaayigwo gunnongoose nze (X2) STANZA 2 Leeeero mukaaama kanjulire Ekisakyo gyendi Bangi bakulabe bategere nga bwoli ggwe Bwetwatula ebibi byaffe Osonyiwa oyimusa, erinnya lyo yesu lyerikutula ebyasiba CHORUS Era mungalozo, bwemba ngwa kangwe kubigere byo Ssebo ombikke wansi w’omusalaba nze omwonoonyi ntuule Omusaayigwo gunnongoose nze (X2)
STANZA 1 Ndikunnyumiza n(e) abaana bange, Mukama onjagadde Nze atalina nange bwendi Mukama anjagadde olwaleero nkuwanewaane N’abaandi mbagambe nti nsazeewo okkusiima Mukama onjagadde Kyeekyo, ow’omutima omuyonjo Yeesu, ggwewammanya sinnabaawo Aawo abannonya webansanga Wooli kubyonkoledde sivvaawo
CHORUS
Era mungalozo, bwemba ngwa kangwe kubigere byo Ssebo ombikke wansi w’omusalaba nze omwonoonyi ntuule Omusaayigwo gunnongoose nze (X2)
STANZA 2 Leeeero mukaaama kanjulire Ekisakyo gyendi Bangi bakulabe bategere nga bwoli ggwe Bwetwatula ebibi byaffe Osonyiwa oyimusa, erinnya lyo yesu lyerikutula ebyasiba
CHORUS
Era mungalozo, bwemba ngwa kangwe kubigere byo
Ssebo ombikke wansi w’omusalaba nze omwonoonyi ntuule
Omusaayigwo gunnongoose nze (X2)

More by Spring of Hope

View All Songs by Spring of Hope

Related Artists