Intro AHAAA ,MUWALA BYONA BIBYO EBYO? SJ WATSON SOUND MASTER INSTRUMENT BWOI CHORUS Bakubumba mu zaabu.... oba bakubumba mu feeza (walalala nnyabo) Bakubumba mu zaabu oba bakubumba mu feeza (mbulira mmanye dear) VS1 Oli kyamuwendo nze kyenzize okusagula akatambala kange akeeru nkalonze eno mu magwa. onyirira kuffa nyabo kirabika nga nawe bakubumbira ku mwezi mulaba ,Amanyo gamasage gatukula okukirako ku byoya by'endiga. Walalala nnyabo ono kaalala buli lwatambula nga eno omutima gugunda olwo nange nemegerera nti bwemege nembuuza, Bakubumba mu zaabu oba nga yali feeza njagala mmanye ekituufu kyo kyaali ki?? Woololololo webale taata. CHORUS VS2 Obulungi bw'oliko gwe Akira ku Ssanga lya mbo. musango gwakawala guno gusaana kuwaba mbuga ah ahhh. Mukifuba kyo omutima gwembogo ositudde.Mwana wa nyoabo sikulimba labayo onyanude. Ki designer labayo bboodingi my feeting , mugaati gwa bata oba nswaya yange ensejere. Njagala kulwana ankwatira kweno enseje muyuze nga akute ku bbere Lya ggonya ahh, ng'omwenyango nze mbokya. Dear omukwano gwe ninamungi eno gumboyanya n'ebibuuzo Nina bingi yanguwa baibe obidemu CHORUS OUTRO TWEYANZE TWEYANZE (Walalala kakuzaala kkamwongere eccupa namulagala) TWEYANZE ABAKULU ABEDEMBE (Walalala kakuzaala kkamwongere endeku namulagala)IntroAHAAA ,MUWALA BYONA BIBYO EBYO?SJ WATSON SOUND MASTER INSTRUMENT BWOICHORUSBakubumba mu zaabu....oba bakubumba mu feeza(walalala nnyabo)Bakubumba mu zaabuoba bakubumba mu feeza(mbulira mmanye dear)VS1Oli kyamuwendo nze kyenzize okusagula akatambala kange akeeru nkalonze eno mu magwa. onyirira kuffa nyabo kirabika nga nawe bakubumbira ku mwezi mulaba ,Amanyo gamasage gatukula okukirako ku byoya by'endiga.Walalala nnyabo ono kaalala buli lwatambula nga eno omutima gugundaolwo nange nemegerera nti bwemegenembuuza,Bakubumba mu zaabu oba nga yali feezanjagala mmanye ekituufu kyo kyaali ki??Woololololo webale taata.CHORUSVS2Obulungi bw'oliko gwe Akira ku Ssangalya mbo.musango gwakawala guno gusaana kuwaba mbuga ah ahhh.Mukifuba kyo omutima gwembogo ositudde.Mwana wa nyoabo sikulimba labayo onyanude.Ki designer labayo bboodingi my feeting ,mugaati gwa bata oba nswaya yangeensejere.Njagala kulwana ankwatira kweno ensejemuyuze nga akute ku bbere Lya ggonya ahh, ng'omwenyango nze mbokya.Dear omukwano gwe ninamungi enogumboyanya n'ebibuuzo Nina bingiyanguwa baibe obidemuCHORUSOUTROTWEYANZE TWEYANZE (Walalala kakuzaala kkamwongere eccupa namulagala)TWEYANZE ABAKULU ABEDEMBE (Walalala kakuzaala kkamwongere endeku namulagala)
SJ Watson
Unable to load discovery feed.