Lyrics
Intro AHAAA ,MUWALA BYONA BIBYO EBYO? SJ WATSON SOUND MASTER INSTRUMENT BWOI CHORUS Bakubumba mu zaabu.... oba bakubumba mu feeza (walalala nnyabo) Bakubumba mu zaabu oba bakubumba mu feeza (mbulira mmanye dear) VS1 Oli kyamuwendo nze kyenzize okusagula akatambala kange akeeru nkalonze eno mu magwa. onyirira kuffa nyabo kirabika nga nawe bakubumbira ku mwezi mulaba ,Amanyo gamasage gatukula okukirako ku byoya by'endiga. Walalala nnyabo ono kaalala buli lwatambula nga eno omutima gugunda olwo nange nemegerera nti bwemege nembuuza, Bakubumba mu zaabu oba nga yali feeza njagala mmanye ekituufu kyo kyaali ki?? Woololololo webale taata. CHORUS VS2 Obulungi bw'oliko gwe Akira ku Ssanga lya mbo. musango gwakawala guno gusaana kuwaba mbuga ah ahhh. Mukifuba kyo omutima gwembogo ositudde.Mwana wa nyoabo sikulimba labayo onyanude. Ki designer labayo bboodingi my feeting , mugaati gwa bata oba nswaya yange ensejere. Njagala kulwana ankwatira kweno enseje muyuze nga akute ku bbere Lya ggonya ahh, ng'omwenyango nze mbokya. Dear omukwano gwe ninamungi eno gumboyanya n'ebibuuzo Nina bingi yanguwa baibe obidemu CHORUS OUTRO TWEYANZE TWEYANZE (Walalala kakuzaala kkamwongere eccupa namulagala) TWEYANZE ABAKULU ABEDEMBE (Walalala kakuzaala kkamwongere endeku namulagala)
Intro
AHAAA ,MUWALA BYONA BIBYO EBYO?
SJ WATSON SOUND MASTER INSTRUMENT BWOI
CHORUS
Bakubumba mu zaabu....
oba bakubumba mu feeza
(walalala nnyabo)
Bakubumba mu zaabu
oba bakubumba mu feeza
(mbulira mmanye dear)
VS1
Oli kyamuwendo nze kyenzize okusagula akatambala kange akeeru nkalonze eno mu magwa. onyirira kuffa nyabo kirabika nga nawe bakubumbira ku mwezi mulaba ,Amanyo gamasage gatukula okukirako ku byoya by'endiga.
Walalala nnyabo ono kaalala buli lwatambula nga eno omutima gugunda
olwo nange nemegerera nti bwemege
nembuuza,
Bakubumba mu zaabu oba nga yali feeza
njagala mmanye ekituufu kyo kyaali ki??
Woololololo webale taata.
CHORUS
VS2
Obulungi bw'oliko gwe Akira ku Ssanga
lya mbo.
musango gwakawala guno gusaana kuwaba mbuga ah ahhh.
Mukifuba kyo omutima gwembogo ositudde.Mwana wa nyoabo sikulimba labayo onyanude.
Ki designer labayo bboodingi my feeting ,
mugaati gwa bata oba nswaya yange
ensejere.
Njagala kulwana ankwatira kweno enseje
muyuze nga akute ku bbere Lya ggonya ahh, ng'omwenyango nze mbokya.
Dear omukwano gwe ninamungi eno
gumboyanya n'ebibuuzo Nina bingi
yanguwa baibe obidemu
CHORUS
OUTRO
TWEYANZE TWEYANZE (Walalala kakuzaala kkamwongere eccupa namulagala)
TWEYANZE ABAKULU ABEDEMBE (Walalala kakuzaala kkamwongere endeku namulagala)