Twawunga

Twawunga

Sail Hawky 2023
-0:00
Download

Lyrics

Da love planner Film star nga black panther Akazanyo kano kewunyisa Emikono wagulu abatuuze mbasanyusa Omukisa lufula buli lunaku basala Twawunga Nebwogunemesa kumakya, olwegulo ngufuna Twawunga Eyandikuyambye gw'olungila akatwa Twawunga Kati ndi kuntiiko soda kumikolo Kumikolo *2 Mbadde mu jail nga nkola dwiilo Natoba nyo kati mbalese mile Buli wempiita, our man sail Kambabileko gano maanyi ga bail. Awakana, ddayo ku ssomero Sibuli omu nti alya ebijjanjjalo Twatoba nyo, mwaseka nyo Nakola class work nga muli mu muzaanyo Kati ever better Buli ssawa bampiita Banjagala nga court oba sweater Mbababula nafuuka bunyotta Munkalamata banjoya nga water Mpooma nyo nze ndi so sweeter Bamanyi nyo nga soda wa fanta Rhyme zenkuba zikyamula ne kaguta Ndi ambassador ekitibwa Kya taata Omukisa lufula buli lunaku basala Twawunga Nebwogunemesa kumakya, olwegulo ngufuna Twawunga Eyandikuyambye gw'olungila akatwa Twawunga Kati ndi kuntiiko soda kumikolo Kumikolo *2 Omwana was neighbor akeera kola Mmmmh, gwe okeera mu ssabo Buli kyakola oba omulimilira Mukifo ekyokukera mu bitabo Ssomesa owuwo akuwonye empewo Otunda ngoye , owalana atunda cow Naye lwaki owalana omusawo Kyoka obulwadde bwo busokera wuwo Empalana ezitalimu, Ekyo kyalo Mukifo ekyokukera obeere kigalo Mukama yampadde favor Y'essawa mbalage nti nempunu nva Omukisa lufula buli lunaku basala Twawunga Nebwogunemesa kumakya, olwegulo ngufuna Twawunga Eyandikuyambye gw'olungila akatwa Twawunga Kati ndi kuntiiko soda kumikolo Kumikolo *1 Eno new brand A sail Hawky mbadde mu weekend Nvuddeyo ntuuse my friend Kati nkasuka word ku word Kano kawoma nga gonna ayokya Musomesa mu lungureza ndi teacher Abanelijako mbasoota nga kyenja Kino mukimanye nti nze bampiita major Respect A sail Hawky Jozy bax Eeee! Ayaayaaa! Waya say!
Da love planner
Film star nga black panther
Akazanyo kano kewunyisa
Emikono wagulu abatuuze mbasanyusa
Omukisa lufula buli lunaku basala
Twawunga
Nebwogunemesa kumakya, olwegulo ngufuna
Twawunga
Eyandikuyambye gw'olungila akatwa
Twawunga
Kati ndi kuntiiko soda kumikolo
Kumikolo *2
Mbadde mu jail nga nkola dwiilo
Natoba nyo kati mbalese mile
Buli wempiita, our man sail
Kambabileko gano maanyi ga bail.
Awakana, ddayo ku ssomero
Sibuli omu nti alya ebijjanjjalo
Twatoba nyo, mwaseka nyo
Nakola class work nga muli mu muzaanyo
Kati ever better
Buli ssawa bampiita
Banjagala nga court oba sweater
Mbababula nafuuka bunyotta
Munkalamata banjoya nga water
Mpooma nyo nze ndi so sweeter
Bamanyi nyo nga soda wa fanta
Rhyme zenkuba zikyamula ne kaguta
Ndi ambassador ekitibwa Kya taata
Omukisa lufula buli lunaku basala
Twawunga
Nebwogunemesa kumakya, olwegulo ngufuna
Twawunga
Eyandikuyambye gw'olungila akatwa
Twawunga
Kati ndi kuntiiko soda kumikolo
Kumikolo *2
Omwana was neighbor akeera kola
Mmmmh, gwe okeera mu ssabo
Buli kyakola oba omulimilira
Mukifo ekyokukera mu bitabo
Ssomesa owuwo akuwonye empewo
Otunda ngoye , owalana atunda cow
Naye lwaki owalana omusawo
Kyoka obulwadde bwo busokera wuwo
Empalana ezitalimu, Ekyo kyalo
Mukifo ekyokukera obeere kigalo
Mukama yampadde favor
Y'essawa mbalage nti nempunu nva
Omukisa lufula buli lunaku basala
Twawunga
Nebwogunemesa kumakya, olwegulo ngufuna
Twawunga
Eyandikuyambye gw'olungila akatwa
Twawunga
Kati ndi kuntiiko soda kumikolo
Kumikolo *1
Eno new brand
A sail Hawky mbadde mu weekend
Nvuddeyo ntuuse my friend
Kati nkasuka word ku word
Kano kawoma nga gonna ayokya
Musomesa mu lungureza ndi teacher
Abanelijako mbasoota nga kyenja
Kino mukimanye nti nze bampiita major
Respect
A sail Hawky
Jozy bax
Eeee!
Ayaayaaa!
Waya say!

More by Sail Hawky

Related Artists