Toseka

Toseka

-0:00
Download

Lyrics

Bwosamalir(o) otomera amalala gakube (e)ngwaala minzani bwotapima kigero tewali kukyekakasa ensi gyolab(a) egenda bwotagita mwatu ngekusika binno ebyensi mpeewo (o)mutali tebikuyigula tama. CHORUS: Toseka bwolab(a) ensonga bwowabula ekyono kyamazima okirako oli akola okugeya ensi mwatu ngesobera ng(a) owabula beera wadembe ng(a) osomesa beera wamazima ensi gyolab(a) egwawo tekweyinuza nolaba amawano. X2 Tuli bipande ge mazima bwolabira kwoli ng(a) okimanya bwoba Kal(e) oyamba ekyo kikole mungu anagemula tononoza byabuzi ng(a) enkoko yomwavu bwajigaba ofundako nooli bwatakuwa emikisa bwotyo ng(a) ogisubwa CHORUS: Toseka bwolab(a) ensonga bwowabula ekyono kyamazima okirako oli akola okugeya ensi mwatu ngesobera ng(a) owabula beera wadembe ng(a) osomesa beera wamazima ensi gyolab(a) egwawo tekweyinuza nolaba amawano.X2 Bwolaba abalala ng(a) obakirako muli onyumirwa ensi gyolaba nfunda bwosanyuka enkya muli ekunyiga naye ate bwogimanya wekwata oyo yasobola yesu mwatu wa dembe yasomesa okwagala Abalala tebikuyigula tama. CHORUS: Toseka bwolab(a) ensonga bwowabula ekyono kyamazima okirako oli akola okugeya ensi mwatu ngesobera ng(a) owabula beera wadembe ng(a) osomesa beera wamazima ensi gyolab(a) egwawo tekweyinuza nolaba amawano. X2
Bwosamalir(o) otomera amalala gakube (e)ngwaala minzani bwotapima kigero tewali kukyekakasa ensi gyolab(a) egenda bwotagita mwatu ngekusika binno ebyensi mpeewo (o)mutali tebikuyigula tama.
CHORUS:
Toseka bwolab(a) ensonga bwowabula ekyono kyamazima okirako oli akola okugeya ensi mwatu ngesobera ng(a) owabula beera wadembe ng(a) osomesa beera wamazima ensi gyolab(a) egwawo tekweyinuza nolaba amawano. X2
Tuli bipande ge mazima bwolabira kwoli ng(a) okimanya bwoba Kal(e) oyamba ekyo kikole mungu anagemula tononoza byabuzi ng(a) enkoko yomwavu bwajigaba ofundako nooli bwatakuwa emikisa bwotyo ng(a) ogisubwa
CHORUS:
Toseka bwolab(a) ensonga bwowabula ekyono kyamazima okirako oli akola okugeya ensi mwatu ngesobera ng(a) owabula beera wadembe ng(a) osomesa beera wamazima ensi gyolab(a) egwawo tekweyinuza nolaba amawano.X2
Bwolaba abalala ng(a) obakirako muli onyumirwa ensi gyolaba nfunda bwosanyuka enkya muli ekunyiga naye ate bwogimanya wekwata oyo yasobola yesu mwatu wa dembe yasomesa okwagala Abalala
tebikuyigula tama.
CHORUS:
Toseka bwolab(a) ensonga bwowabula ekyono kyamazima okirako oli akola okugeya ensi mwatu ngesobera ng(a) owabula beera wadembe ng(a) osomesa beera wamazima ensi gyolab(a) egwawo tekweyinuza nolaba amawano. X2

More by Pillars Choir

View All Songs by Pillars Choir

Related Artists