Zakayo Ne Matayo

Zakayo Ne Matayo

Pallaso 2022
-0:00
Download

Lyrics

Zakayo amwagala (Lafiti) Ne Matayo amwagala Baur Ndiwulira vva mu kasooli Wululululululu…. Baamuliira mu kasooli Gwe naye Zakayo naawe Lwaki ononooza nnyo naawe? N’ebiba bitakukwatako Mukyala wo muwe emirembe Bw’ogira n’omutwalako out Bw’ogira n’omutwalako mu mazina Kannyabo kakwekuumidde Naye ate oyomba n’ovuma! Matayo n’amwegwanyiza Matayo ye n’amuwa obudde Matayo n’amulaga love eriko Nga gwe oli eyo weepima! Kyusaamu kyusaamu (Zakayo) Kyusa mu mbeera zo Omukyala muwe obudde ewaka Matayo ajja kumweddiza Kyusaamu kyusaamu (Matayo) Kyusa mu mbeera zo Matayo ate naawe okyuse Eby’ensi tebitwawula Zakayo amwagala Ne Matayo amwagala Ndiwulira vva mu kasooli Baamuliira mu kasooli Gwe naye Matayo naawe Obanga ne weekoma Okola olumu ekituufu Tolowozanga by’okola Zakayo munywanyi waffe Ssi kirungi kumwekiika Yadde enjaga gy’oyaka esika Matayo komya eby’okwetega Kyusaamu kyusaamu (Zakayo) Kyusa mu mbeera zo Omukyala muwe obudde ewaka Matayo ajja kumweddiza Kyusaamu kyusaamu (Matayo) Kyusa mu mbeera zo Matayo ate naawe okyuse Eby’ensi tebitwawula Zakayo amwagala Ne Matayo amwagala Ndiwulira vva mu kasooli Baamuliira mu kasooli Bambi abeera eyo Bambi abeera eyo (wa Zakayo) Ng’omwoyo guli eyo Ng’omubiri guli eno (wa Matayo) Bambi abeera eyo Bambi abeera eyo (wa Zakayo) Ng’omwoyo guli eyo Ng’omubiri guli eno (wa Matayo) Ffe tuli ba nnyumba emu Kiki eby’ennyumba bitwawula? Oluganda bita tebyatika Abooluganda temwetema Matayo n’amwegwanyiza Matayo ye n’amuwa obudde Matayo n’amulaga love eriko Nga gwe oli eyo weepima! Kyusaamu kyusaamu (Zakayo) Kyusa mu mbeera zo Omukyala muwe obudde ewaka Matayo ajja kumweddiza Kyusaamu kyusaamu (Matayo) Kyusa mu mbeera zo Matayo ate naawe okyuse Eby’ensi tebitwawula
Zakayo amwagala (Lafiti) Ne Matayo amwagala Baur Ndiwulira vva mu kasooli Wululululululu…. Baamuliira mu kasooli
Gwe naye Zakayo naawe Lwaki ononooza nnyo naawe? N’ebiba bitakukwatako Mukyala wo muwe emirembe Bw’ogira n’omutwalako out Bw’ogira n’omutwalako mu mazina Kannyabo kakwekuumidde Naye ate oyomba n’ovuma! Matayo n’amwegwanyiza Matayo ye n’amuwa obudde Matayo n’amulaga love eriko Nga gwe oli eyo weepima!
Kyusaamu kyusaamu (Zakayo) Kyusa mu mbeera zo Omukyala muwe obudde ewaka Matayo ajja kumweddiza Kyusaamu kyusaamu (Matayo) Kyusa mu mbeera zo Matayo ate naawe okyuse Eby’ensi tebitwawula Zakayo amwagala Ne Matayo amwagala Ndiwulira vva mu kasooli Baamuliira mu kasooli
Gwe naye Matayo naawe Obanga ne weekoma Okola olumu ekituufu Tolowozanga by’okola Zakayo munywanyi waffe Ssi kirungi kumwekiika Yadde enjaga gy’oyaka esika Matayo komya eby’okwetega
Kyusaamu kyusaamu (Zakayo) Kyusa mu mbeera zo Omukyala muwe obudde ewaka Matayo ajja kumweddiza Kyusaamu kyusaamu (Matayo) Kyusa mu mbeera zo Matayo ate naawe okyuse Eby’ensi tebitwawula Zakayo amwagala Ne Matayo amwagala Ndiwulira vva mu kasooli Baamuliira mu kasooli
Bambi abeera eyo Bambi abeera eyo (wa Zakayo) Ng’omwoyo guli eyo Ng’omubiri guli eno (wa Matayo) Bambi abeera eyo Bambi abeera eyo (wa Zakayo) Ng’omwoyo guli eyo Ng’omubiri guli eno (wa Matayo) Ffe tuli ba nnyumba emu Kiki eby’ennyumba bitwawula? Oluganda bita tebyatika Abooluganda temwetema Matayo n’amwegwanyiza Matayo ye n’amuwa obudde Matayo n’amulaga love eriko Nga gwe oli eyo weepima!
Kyusaamu kyusaamu (Zakayo) Kyusa mu mbeera zo Omukyala muwe obudde ewaka Matayo ajja kumweddiza Kyusaamu kyusaamu (Matayo) Kyusa mu mbeera zo Matayo ate naawe okyuse Eby’ensi tebitwawula

More by Pallaso

View All Songs by Pallaso

Related Artists