Sekukulu

Sekukulu

OEM Ug 2023
-0:00
Download

Lyrics

Chorus ; Sekukulu ekusanze etya Sekukulu ekusanze etya mbuuza Iye Omwaka gukusanze wa omwaka omugya gukusanze wa mbuuza Verse 1 Akagoye namze okagula ezakanyama nazisevinze abomukyalo saawa yonna obubaka butuuka abaana bokaalo mbatumide Bwesija ku sekukulu omwaka ngukwatir'eyo ku boxing day nze nebakyali tulina jetugenda, njagala kubuuza Og wange oba anaja, Musanji iii simanyi akyaberayo Munywanyi Munywanyi Chorus Sekukulu ekusanze etya Sekukulu ekusanze etya mbuuza Iye Omwaka gukusanze wa omwaka omugya gukusanze wa mbuuza Verse 2 Manya obulamu nti kyamuwendo, tewekola byafujjo, omwaka negukwejovana, okuvuga endiima kisse banjinyo, ba nalumanya neba salumanya obulamu nebuzaawa, Nkusaba togeza nonywa novuga, tozimarawo sevinga, January tawena, guba mwezi gwakayisanyo, naye bwoba olina zirye, teweyisa nga atalifa, meketa kuzakutuyanya, sanyusa obulamu tewelumya Okitegede? Chorus Sekukulu ekusanze etya Sekukulu ekusanze etya mbuuza Iye Omwaka gukusanze wa omwaka omugya gukusanze wa mbuuza (Bwesija ku sekukulu omwaka ngukwatir'eyo ku boxing day nze nebakyali tulina jetugenda, njagala kubuuza Og wange oba anaja, Musanji iii simanyi akyaberayo Munywanyi Munywanyi)
Chorus ;
Sekukulu ekusanze etya
Sekukulu ekusanze etya mbuuza
Iye
Omwaka gukusanze wa
omwaka omugya gukusanze wa mbuuza
Verse 1
Akagoye namze okagula
ezakanyama nazisevinze
abomukyalo
saawa yonna obubaka butuuka
abaana bokaalo mbatumide
Bwesija ku sekukulu omwaka ngukwatir'eyo
ku boxing day nze nebakyali tulina jetugenda,
njagala kubuuza Og wange oba anaja,
Musanji iii simanyi akyaberayo
Munywanyi Munywanyi
Chorus
Sekukulu ekusanze etya
Sekukulu ekusanze etya mbuuza
Iye
Omwaka gukusanze wa
omwaka omugya gukusanze wa mbuuza
Verse 2
Manya obulamu nti kyamuwendo,
tewekola byafujjo, omwaka negukwejovana,
okuvuga endiima kisse banjinyo,
ba nalumanya neba salumanya obulamu nebuzaawa,
Nkusaba
togeza nonywa novuga,
tozimarawo sevinga,
January tawena,
guba mwezi gwakayisanyo,
naye bwoba olina zirye,
teweyisa nga atalifa,
meketa kuzakutuyanya,
sanyusa obulamu tewelumya
Okitegede?
Chorus
Sekukulu ekusanze etya
Sekukulu ekusanze etya mbuuza
Iye
Omwaka gukusanze wa
omwaka omugya gukusanze wa mbuuza
(Bwesija ku sekukulu omwaka ngukwatir'eyo
ku boxing day nze nebakyali tulina jetugenda,
njagala kubuuza Og wange oba anaja,
Musanji iii simanyi akyaberayo
Munywanyi Munywanyi)

More by OEM Ug

View All Songs by OEM Ug

Related Artists