Lyrics
Black Market Records Bring the beat on Well, it's the Ugandan property Naye naawe I love you Baby touch me, mazima I miss you Come touch me, TNS Olwasooka nti elyo buba Noneekanya mbu nze mbuba Kyoka nakugamba lwa bulungi Bwendaba ate owange ngowaba Mukwano ebintu by'omukwano kwemanya nnyo love nyongera Ekindetera okusumbuwa mukwano oluusi byonkola Kyenva nkutekako amaaso Gwe anumya obwongo Omukwano gwanziba amaaso Nenfuna obujja, Kiki Mukwano nyombera Naawe nyomberako Nga nze bwenkwagala okukira abalala Naawe nyomberako, naye naawe Naawe nwanira Naawe nwaniraako Nga nze bwenkwagala okukira abalala Mukwano nwaniraako, naye naawe I love you, mazima Baby touch me I miss you Come touch me Eh, bwoŋŋamba nti nze gwewategera Nga tondaga nabikolwa kiswaaza Bwobanga byoyogera obitegeeza Busonga butono kiki tobutereeza Totta vibe kyusa Kigambo kyo gwe kuuma Tozanya panda gaali Kagiiko nywa ku chai Laba kati numwa Kiriza omalirize bye watandika Tonsiba vakko Kozesa obukugu nga bwewatendekwa, eeehh Mukwano nyombera Naawe nyomberako Nga nze bwenkwagala okukira abalala Naawe nyomberako, naye naawe Naawe nwanira Nange nwaniraako Nga nze bwenkwagala okukira abalala Jeff nwaniraako, naye naawe Ndi bewala ntya, nwaniraako Abo abampalampa, mpalanirako Ŋŋenda kuloopa, nwaniraako Baby olaba otya Olwasooka nti elyo buba Noneekanya mbu nze mbuba Kyoka nakugamba lwa bulungi Bwendaba ate owange ngowaba Laba kati numwa Kiriza omalirize bye watandika Tonsiba vakko Kozesa obukugu nga bwewatendekwa, eeehh Mukwano nyombera Naawe nyomberako Nga nze bwenkwagala okukira abalala Naawe nyomberako, naye naawe Naawe nwanira Naawe nwaniraako Nga nze bwenkwagala okukira abalala Mukwano nwaniraako, naye naawe
Black Market Records
Bring the beat on
Well, it's the Ugandan property
Naye naawe
I love you
Baby touch me, mazima
I miss you
Come touch me, TNS
Olwasooka nti elyo buba
Noneekanya mbu nze mbuba
Kyoka nakugamba lwa bulungi
Bwendaba ate owange ngowaba
Mukwano ebintu by'omukwano kwemanya nnyo love nyongera
Ekindetera okusumbuwa mukwano oluusi byonkola
Kyenva nkutekako amaaso
Gwe anumya obwongo
Omukwano gwanziba amaaso
Nenfuna obujja, Kiki
Mukwano nyombera
Naawe nyomberako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Naawe nyomberako, naye naawe
Naawe nwanira
Naawe nwaniraako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Mukwano nwaniraako, naye naawe
I love you, mazima
Baby touch me
I miss you
Come touch me
Eh, bwoŋŋamba nti nze gwewategera
Nga tondaga nabikolwa kiswaaza
Bwobanga byoyogera obitegeeza
Busonga butono kiki tobutereeza
Totta vibe kyusa
Kigambo kyo gwe kuuma
Tozanya panda gaali
Kagiiko nywa ku chai
Laba kati numwa
Kiriza omalirize bye watandika
Tonsiba vakko
Kozesa obukugu nga bwewatendekwa, eeehh
Mukwano nyombera
Naawe nyomberako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Naawe nyomberako, naye naawe
Naawe nwanira
Nange nwaniraako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Jeff nwaniraako, naye naawe
Ndi bewala ntya, nwaniraako
Abo abampalampa, mpalanirako
Ŋŋenda kuloopa, nwaniraako
Baby olaba otya
Olwasooka nti elyo buba
Noneekanya mbu nze mbuba
Kyoka nakugamba lwa bulungi
Bwendaba ate owange ngowaba
Laba kati numwa
Kiriza omalirize bye watandika
Tonsiba vakko
Kozesa obukugu nga bwewatendekwa, eeehh
Mukwano nyombera
Naawe nyomberako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Naawe nyomberako, naye naawe
Naawe nwanira
Naawe nwaniraako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Mukwano nwaniraako, naye naawe