Nze ani

Nze ani

-0:00
Download

Lyrics

Nzize n(e) omutima ogumenyese Mu bwetowaze n'egongyebw(a) era Era Ndese (e)mirimu gyange Mukama leero nyonger(e) okumanya Ondabiridde nyo sitoma kitange Mu by'okuly(a) ate nonyambaza yii! Laba Okuumy(e) abantu bange Mukama kano ke ndeese yamb(a) osiime Nz(e) ani munange nz(e) ani Nz(e) ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo) Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo (Ah Naye) Nz(e) ani munange nz(e) ani Nz(e) ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo) Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo Luli bwe nali nv(a) eyo ku mulimu Nasanga loole (e)zitomereganye Ng(a) era n'abamu bafuuse mirambo yi! Nakuwa k(i) obutaba mu bo! Ebibadde bimpaga mbisudde leero Nsaba mbe mwana wo nzize tuteese Kano ke nina nkimanyi katono Naye Mukama ke ndeese yamb(a) osiime Nz(e) ani munange nz(e) ani Nz(e) ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo) Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo (Ah naye) Nz(e) ani munange nz(e) ani Nz(e) ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo) Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo Amazima manyi tekyewalika Okusobya Kuba nkikola buligyo Naye Amatanta ngasudddeyo Mukama Nsaba nkuw(e) omutima guno Namwandu yakuwa ppeesa luli Nay(e) omutima n'agukuwa gwonna Era Nzize nange leero Mukama Nsaba nkuw(e) omutima guno (Ah naye) Nz(e) ani munange nz(e) ani Nz(e) ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo) Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo (Ah naye) Nz(e) ani munange nz(e) ani Nz(e) ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo) Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo
Nzize n(e) omutima ogumenyese
Mu bwetowaze n'egongyebw(a) era
Era
Ndese (e)mirimu gyange Mukama leero nyonger(e) okumanya
Ondabiridde nyo sitoma kitange
Mu by'okuly(a) ate nonyambaza yii!
Laba
Okuumy(e) abantu bange
Mukama kano ke ndeese yamb(a) osiime
Nz(e) ani munange nz(e) ani
Nz(e) ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)
Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo
(Ah Naye)
Nz(e) ani munange nz(e) ani
Nz(e) ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)
Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo
Luli bwe nali nv(a) eyo ku mulimu
Nasanga loole (e)zitomereganye
Ng(a) era n'abamu bafuuse mirambo yi!
Nakuwa k(i) obutaba mu bo!
Ebibadde bimpaga mbisudde leero
Nsaba mbe mwana wo nzize tuteese
Kano ke nina nkimanyi katono
Naye Mukama ke ndeese yamb(a) osiime
Nz(e) ani munange nz(e) ani
Nz(e) ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)
Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo
(Ah naye)
Nz(e) ani munange nz(e) ani
Nz(e) ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)
Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo
Amazima manyi tekyewalika
Okusobya
Kuba nkikola buligyo
Naye
Amatanta ngasudddeyo Mukama
Nsaba nkuw(e) omutima guno
Namwandu yakuwa ppeesa luli
Nay(e) omutima n'agukuwa gwonna
Era
Nzize nange leero Mukama
Nsaba nkuw(e) omutima guno
(Ah naye)
Nz(e) ani munange nz(e) ani
Nz(e) ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)
Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo
(Ah naye)
Nz(e) ani munange nz(e) ani
Nz(e) ani gwoyis(e) okub(a) omwana (ah labayo)
Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo
Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo
Mazima wandironze (e)kitonde (e)kirala kikusinze, naye nze gwe walonda mu byo

More by New Destiny Mass Choir

View All Songs by New Destiny Mass Choir

Related Artists