Introduction Mr. Gudde Geo I eeeeee... Eeeeeeh Cybeats Verse 1 Oweddemu amaanyi muli owulira byona bigaanye.. Buli kyoyiya okola notyaamu Olinga eyasirana Newerabira nti Oyo eyakusa kunsi yalina ensongaze Ensonga etali emu oba bbiri eeh Katonda atebakangako aba awulira wadde tomulaba... Akugamba ye buli woori ye aba akulaba Esaalazo gemaanyigo agagenda okusumulura bulikimu Ekyesiba munange tokoowa kumwekwata..... Chorus Embeera ng'ekyuse wekwate kumunagirogwe..... Kumunagirogwe....... Embeera ng'ekyuse wekwate kumukama wenyweze Kumunagirogwe..........................X2 Verse 2 Tobanga nokutya muganda wange nze nkubulidde Ebintu byensi eno bigwawo nebifuuka omuyonga Enganda zekyanga n'emikwano gyefula Nomwana gwozadde ayinza okukyusiza omudumu Ensi eno yajjula obukusaaaa aaaah eeeeh eeh Beta mugumu tewekubagiza omutonzi yamanyi ekiddako Mwesigwa eri abamwesiga musembeze Kubanga talemwa...... Verse 3 Embeera gyoyitamu nkawu Newebuza lwakyi wazalwa Weraba nga eyasemba Nabakumenye omutima banji..... Nate nkugamba ah ah mukwano... Leka embeera eyo gyoyitamu Ekufuule omuzira Okutya nokukaaba ah ahh sibwebuwanguzi Eyakutonda munange ye amanyi ekyo kyoyitamu Mwekwate munyweze mukama olabe nga owangulaa.....IntroductionMr. Gudde GeoI eeeeee... EeeeeehCybeatsVerse 1Oweddemu amaanyi muli owulira byona bigaanye..Buli kyoyiya okola notyaamuOlinga eyasiranaNewerabira nti Oyo eyakusa kunsi yalina ensongazeEnsonga etali emu oba bbiri eehKatonda atebakangako aba awulira wadde tomulaba...Akugamba ye buli woori ye aba akulabaEsaalazo gemaanyigo agagenda okusumulura bulikimuEkyesiba munange tokoowa kumwekwata.....ChorusEmbeera ng'ekyuse wekwate kumunagirogwe.....Kumunagirogwe.......Embeera ng'ekyuse wekwate kumukama wenywezeKumunagirogwe..........................X2Verse 2Tobanga nokutya muganda wange nze nkubuliddeEbintu byensi eno bigwawo nebifuuka omuyongaEnganda zekyanga n'emikwano gyefulaNomwana gwozadde ayinza okukyusiza omudumuEnsi eno yajjula obukusaaaa aaaah eeeeh eehBeta mugumu tewekubagiza omutonzi yamanyi ekiddakoMwesigwa eri abamwesiga musembezeKubanga talemwa......Verse 3Embeera gyoyitamu nkawuNewebuza lwakyi wazalwaWeraba nga eyasembaNabakumenye omutima banji.....Nate nkugamba ah ah mukwano...Leka embeera eyo gyoyitamuEkufuule omuziraOkutya nokukaaba ah ahh sibwebuwanguziEyakutonda munange ye amanyi ekyo kyoyitamuMwekwate munyweze mukama olabe nga owangulaa.....
Mr Gudde Geo
Unable to load discovery feed.