Hmmmhmmm Mosh Wamala The Rence Pro Naweeeee *Verse 1* Nakwata bàlafu Daddy lwobula Nakabaa kati ekiwanga kyakala Nomukaa guneganye chinange Ndi mwononyi mbikidwa biwempe Buno obuwala bwe nsi eno bwanimba limba Nassanyusa omubiri omwoyo nentunda Naye ndiyitaba erinya lyo Yawee Kolimpita nze eno mbiwumedde *Chorus* Ndi Nawee ndi nawee Ntwaala nze jondazza ndi naweee *3 *Verse 2* Nkusaba ebilo bino nze mbele muno Yadde ndi bikoola ku muti Nze nfuyibwa mpeeewo Nkusaba tonta Tube omusumba Ne Church Mulimi ne nkumbi Oba Askari ne mundu Wolengela ndi bulaa ne nfuuka ekitagasa Nkusaba ontwaale nze neeme okubula Nga ebyensi bintwaalaaa Ngalamizza onsabule Nze neeme okubula *Pre chorus* Lord am drowning in this river of sorrow Buli wondeka nsigala ndi zolo Nee erinya lyange lyakatibwaa wansi ssebo Nyambazza engule Abaalabe obakubbe enako *Chorus* Ndi naweee Ndi naweee Ntwaala nze jondazza ndi nawee *3 *Verse 3* Njagala ombunne mumusayi Nzitowe kuminzani Obunji bwe mikisaa jange Buzitowee mu tann Gwee orthopedic doctor Jo nkoleko scan *Pre chorus* Lord am drowning in this river of sorrow Buli wondeka nsigala ndi zolo Nee erinya lyange lyakatibwaa wansi ssebo Nyambazza engule Abaalabe obakubbe enako *2 *Chorus* Ndi naweee Ndi naweee Ntwaala nze jondazza ndi nawee *2 *Last verse* Newenyimbaa enyimba nkusinze Abazitambuza babagula dollar Nebanoo abalabe bansimidde entaana nfee Tovawo chinange gwe angumya mubunkenke *Pre chorus* Lord am drowning in this river of sorrow Buli wondeka nsigala ndi zolo Nee erinya lyange lyakatibwaa wansi ssebo Nyambazza engule Abaalabe obakubbe enako *Chorus* Ndi naweee Ndi naweee Ntwaala nze jondazza ndi nawee *4 Hmmmhmmm Mosh Wamala The Rence Pro Naweeeee *Verse 1* Nakwata bàlafu Daddy lwobula Nakabaa kati ekiwanga kyakala Nomukaa guneganye chinange Ndi mwononyi mbikidwa biwempe Buno obuwala bwe nsi eno bwanimba limba Nassanyusa omubiri omwoyo nentunda Naye ndiyitaba erinya lyo Yawee Kolimpita nze eno mbiwumedde *Chorus* Ndi Nawee ndi nawee Ntwaala nze jondazza ndi naweee *3 *Verse 2* Nkusaba ebilo bino nze mbele muno Yadde ndi bikoola ku muti Nze nfuyibwa mpeeewo Nkusaba tonta Tube omusumba Ne Church Mulimi ne nkumbi Oba Askari ne mundu Wolengela ndi bulaa ne nfuuka ekitagasa Nkusaba ontwaale nze neeme okubula Nga ebyensi bintwaalaaa Ngalamizza onsabule Nze neeme okubula *Pre chorus* Lord am drowning in this river of sorrow Buli wondeka nsigala ndi zolo Nee erinya lyange lyakatibwaa wansi ssebo Nyambazza engule Abaalabe obakubbe enako *Chorus* Ndi naweee Ndi naweee Ntwaala nze jondazza ndi nawee *3 *Verse 3* Njagala ombunne mumusayi Nzitowe kuminzani Obunji bwe mikisaa jange Buzitowee mu tann Gwee orthopedic doctor Jo nkoleko scan *Pre chorus* Lord am drowning in this river of sorrow Buli wondeka nsigala ndi zolo Nee erinya lyange lyakatibwaa wansi ssebo Nyambazza engule Abaalabe obakubbe enako *2 *Chorus* Ndi naweee Ndi naweee Ntwaala nze jondazza ndi nawee *2 *Last verse* Newenyimbaa enyimba nkusinze Abazitambuza babagula dollar Nebanoo abalabe bansimidde entaana nfee Tovawo chinange gwe angumya mubunkenke *Pre chorus* Lord am drowning in this river of sorrow Buli wondeka nsigala ndi zolo Nee erinya lyange lyakatibwaa wansi ssebo Nyambazza engule Abaalabe obakubbe enako *Chorus* Ndi naweee Ndi naweee Ntwaala nze jondazza ndi nawee *4