Lydia Jazmine yeah Ndi first born atadibwako Nze asooka sidibwako Siri nga buli bu dummy, obwo Buli kaseera bubeera funny, obwo Nze neesaamu ku money, otyo Nyirira kimuli kutale, awo Njagala nga bweneyagala So si nga gwe bweweyagala Matira nga bwenematira So si nga gwe bwewematira Njagala onjagale nga bweneyagala So si nga gwe bweweyagala Njagala omatire nga bwenematira So si nga gwe bwewematira, aaah ah! Nze ndi kimuli ekinyuma okutimba Ninga ekikajo omutali namuginga Nze ndi mumbejja atamanyi bya kulimbwa Ne ka figure akalungi akanyuma okutimba Kati njagala babuuze ekinyiriza Ekinfananya abangereza Mbagambe sweetheart gwenafuna Yampa love nenyirira Kati njagala ompise ng'omugole (Njagala) Njagala onkoleko emikolo (Njagala) Njagala nkulage abakulu (Njagala) Kati njagala ebikola amakulu Njagala nga bweneyagala So si nga gwe bweweyagala Matira nga bwenematira So si nga gwe bwewematira Njagala onjagale nga bweneyagala So si nga gwe bweweyagala Njagala omatire nga bwenematira So si nga gwe bwewematira, aaah ah! Njagala omukwano ogunkeese Ndyoke nkuwe ku mpoza Kumu kumu twesube Ebidugadde nga mbyoza Ndi kaana ka mummy, otyo Lwakuba nakula ne daddy, otyo Kati touch my body, awo Byaawe my baby, otyo Nzena ndi complete Taste chocolate Ndimu olumagnet, labayo Olusika gwe sweetheart Ndimu olumagne-, yeah yeah yeah Olusika gwe sweethear-, yeah yeah yeah Ndimu olumagne-, yeah yeah yeah Olusika gwe sweetheart, yeah yeah yeah Njagala nga bweneyagala So si nga gwe bweweyagala Matira nga bwenematira So si nga gwe bwewematira Njagala onjagale nga bweneyagala So si nga gwe bweweyagala Njagala omatire nga bwenematira So si nga gwe bwewematira, aaah ah! I want you to love me The way I love me Can you love me The way I love Lydia Jazmine yeah Ndi first born atadibwako Nze asooka sidibwako Siri nga buli bu dummy, obwo Buli kaseera bubeera funny, obwo Nze neesaamu ku money, otyo Nyirira kimuli kutale, awo Njagala nga bweneyagala So si nga gwe bweweyagala Matira nga bwenematira So si nga gwe bwewematira Njagala onjagale nga bweneyagala So si nga gwe bweweyagala Njagala omatire nga bwenematira So si nga gwe bwewematira, aaah ah! Nze ndi kimuli ekinyuma okutimba Ninga ekikajo omutali namuginga Nze ndi mumbejja atamanyi bya kulimbwa Ne ka figure akalungi akanyuma okutimba Kati njagala babuuze ekinyiriza Ekinfananya abangereza Mbagambe sweetheart gwenafuna Yampa love nenyirira Kati njagala ompise ng'omugole (Njagala) Njagala onkoleko emikolo (Njagala) Njagala nkulage abakulu (Njagala) Kati njagala ebikola amakulu Njagala nga bweneyagala So si nga gwe bweweyagala Matira nga bwenematira So si nga gwe bwewematira Njagala onjagale nga bweneyagala So si nga gwe bweweyagala Njagala omatire nga bwenematira So si nga gwe bwewematira, aaah ah! Njagala omukwano ogunkeese Ndyoke nkuwe ku mpoza Kumu kumu twesube Ebidugadde nga mbyoza Ndi kaana ka mummy, otyo Lwakuba nakula ne daddy, otyo Kati touch my body, awo Byaawe my baby, otyo Nzena ndi complete Taste chocolate Ndimu olumagnet, labayo Olusika gwe sweetheart Ndimu olumagne-, yeah yeah yeah Olusika gwe sweethear-, yeah yeah yeah Ndimu olumagne-, yeah yeah yeah Olusika gwe sweetheart, yeah yeah yeah Njagala nga bweneyagala So si nga gwe bweweyagala Matira nga bwenematira So si nga gwe bwewematira Njagala onjagale nga bweneyagala So si nga gwe bweweyagala Njagala omatire nga bwenematira So si nga gwe bwewematira, aaah ah! I want you to love me The way I love me Can you love me The way I love