Abemikwano mbalamusizza nzize nebipya Yenze Lubega Daniel Ayimusa nfubutuse mulwengo Ngamba mmwe abali ewala nti musembere muwulire amapya Nabali okumpi mutereere ntende nsumulule oluwombo Nabatannatuuka mubagambeko badduke emisinde Naye bakuyita embuga ekyo mukimanye SSI buganzi Nzize kwebaza abazadde Abatukozeemu omulimo Batulabiridde bulungi nnyo okuva mubuto ku mata Abebirevu bimeze Nabobubina ndoddo Ssaako ffeesi ezinnyirira Okukirako ffeeza Tuli basanyufu kubanga Tuli balamu kaakano Omuzadde notansuula nondabirira mbeewo Lwaki ssikwebaza atakwebazizza aswadde nnyo Aswadde nnyo Aswadde nnyo Aswadde nnyo Omuzadde tagulwa nnusu gye mirembe gyolabako kati Emirembe jolina kati lwakuba omuzadde waali *2 Ffe bwetukula netufuna ensimbi twerabira abazadde Nebwebakugamba nti mulwadde ggwe owoza kimu nti okay Ate bwakka ezzirakumwa Nga ojja nensimbi zo oziike Kale Nga abantu baakutegedde toyagala bazadde bo Nebwebaba Nga tebaakutegedde Katonda ye akulaba Olisasulira obulamu Bwolagajjalira ggwe ssebo Weerongooseze amakubogo Osobole ogganyulwa mu nsi Eno Naye omuzadde tagulwa Nabalala kibagambee Omuzadde tagulwa nnusu gye mirembe gyolabako kati Emirembe jolina kati lwakuba omuzadde waali x 2 Ggwe omuvubuka akuzeekuzeemu otandise kkuba muzadde Ggwe bweweepimaapima olaba omusobola takumalira nabudde Lwali kugoba olikajjuutuka Nga nejoolaga tolina Olwo omukwano ne bazadde bo guliba Nga gukomye Olibonnabona nokuzunga nemirembe gibule Olwomuzadde gwobonyaabonya entakera nze nkugambye Olikijjuiira nti Daniel yakingamba Nga nzimbya ttwe Nanti Nabaganda baalugera nti ebuulirire tefa yonna Omuzadde wo nakuweerera kussomero nno mubugubi Ggwe olutuukayo Nga ochakala Nga abavubuka bakweyuna Nga weesulubabba ebyokusoma School fees olya ndye Joolimalira Nga erya mugema olyetisse ekifo kya Degree Kyenkukuutira muganda wange Ggwe soma nnyo ebitabobyo Omuzadde bwotamubba kkalaamu oba osudde omukisaAbemikwano mbalamusizza nzize nebipyaYenze Lubega Daniel Ayimusa nfubutuse mulwengoNgamba mmwe abali ewala nti musembere muwulire amapyaNabali okumpi mutereere ntende nsumulule oluwomboNabatannatuuka mubagambeko badduke emisindeNaye bakuyita embuga ekyo mukimanye SSI buganziNzize kwebaza abazaddeAbatukozeemu omulimoBatulabiridde bulungi nnyo okuva mubuto ku mataAbebirevu bimezeNabobubina ndoddoSsaako ffeesi ezinnyiriraOkukirako ffeezaTuli basanyufu kubangaTuli balamu kaakanoOmuzadde notansuula nondabirira mbeewoLwaki ssikwebaza atakwebazizza aswadde nnyoAswadde nnyoAswadde nnyoAswadde nnyoOmuzadde tagulwa nnusu gye mirembe gyolabako katiEmirembe jolina kati lwakuba omuzadde waali *2Ffe bwetukula netufuna ensimbi twerabira abazaddeNebwebakugamba nti mulwadde ggwe owoza kimu nti okayAte bwakka ezzirakumwaNga ojja nensimbi zo oziikeKale Nga abantu baakutegedde toyagala bazadde boNebwebaba Nga tebaakutegedde Katonda ye akulabaOlisasulira obulamuBwolagajjalira ggwe sseboWeerongooseze amakubogoOsobole ogganyulwa mu nsi EnoNaye omuzadde tagulwaNabalala kibagambeeOmuzadde tagulwa nnusu gye mirembe gyolabako katiEmirembe jolina kati lwakuba omuzadde waali x 2Ggwe omuvubuka akuzeekuzeemu otandise kkuba muzaddeGgwe bweweepimaapima olaba omusobola takumalira nabuddeLwali kugoba olikajjuutuka Nga nejoolaga tolinaOlwo omukwano ne bazadde bo guliba Nga gukomyeOlibonnabona nokuzunga nemirembe gibuleOlwomuzadde gwobonyaabonya entakera nze nkugambyeOlikijjuiira nti Daniel yakingamba Nga nzimbya ttweNanti Nabaganda baalugera nti ebuulirire tefa yonnaOmuzadde wo nakuweerera kussomero nno mubugubiGgwe olutuukayo Nga ochakalaNga abavubuka bakweyunaNga weesulubabba ebyokusoma School fees olya ndyeJoolimalira Nga erya mugema olyetisse ekifo kya DegreeKyenkukuutira muganda wangeGgwe soma nnyo ebitabobyoOmuzadde bwotamubba kkalaamu oba osudde omukisa
Lubega Daniel Ayimusa
Unable to load discovery feed.