Lyrics
Remember back in the days my babe Ng’emitima gikuba kimu hmmm Mu nzikiza ne mu kitangala Nga tuli omu tussa kimu Jjukira baatukuba ne tattoo Wasembera n’otega n’okutu Akaama nakakkuba I’m loving you Era naawe otyo n’onziramu Waŋŋamba nze gw’oyagala Abalala babi bali malala Lugoye lwaffe olweru osuddemu amabala Bw’ondeka n’ogenda n’abalala Kati onsudde mu nnyanja y’amaziga Bwe liba ssomo baby mmaze okuyiga Ne bw’oyagala mbe omusumba oba omuniga Ngya kukikola baby mmaze okuyiga Mutima gwange guma ah Bwe buyimba bwe nnyimba buli kumakya Mutima gwange guma ah No No No Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Bwe wagenda kwali kufa munnange Kikangabwa nga kyajjula ewange Gw’eyali munnange Mbeewo ntya nga sirina asuuta? Kiba kigambo omutali letter N’ebyokunaabako nga tewali akuuta Nabyo era bitama nsaba mponya ennyonta Kati onsudde mu nnyanja y’amaziga Bwe liba ssomo baby mmaze okuyiga Ne bw’oyagala mbe omusumba oba omuniga Ngya kukikola baby mmaze okuyiga Mutima gwange guma ah Bwe buyimba bwe nnyimba buli kumakya Mutima gwange guma ah No No No Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Jjukira baatukuba ne tattoo Wasembera n’otega n’okutu Akaama nakakkuba I’m loving you Era naawe otyo n’onziramu Waŋŋamba nze gw’oyagala Abalala babi bali malala Lugoye lwaffe olweru osuddemu amabala Bw’ondeka n’ogenda n’abalala
Remember back in the days my babe Ng’emitima gikuba kimu hmmm Mu nzikiza ne mu kitangala Nga tuli omu tussa kimu Jjukira baatukuba ne tattoo Wasembera n’otega n’okutu Akaama nakakkuba I’m loving you Era naawe otyo n’onziramu Waŋŋamba nze gw’oyagala Abalala babi bali malala Lugoye lwaffe olweru osuddemu amabala Bw’ondeka n’ogenda n’abalala Kati onsudde mu nnyanja y’amaziga Bwe liba ssomo baby mmaze okuyiga Ne bw’oyagala mbe omusumba oba omuniga Ngya kukikola baby mmaze okuyiga
Mutima gwange guma ah Bwe buyimba bwe nnyimba buli kumakya Mutima gwange guma ah No No No Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma
Bwe wagenda kwali kufa munnange Kikangabwa nga kyajjula ewange Gw’eyali munnange Mbeewo ntya nga sirina asuuta? Kiba kigambo omutali letter N’ebyokunaabako nga tewali akuuta Nabyo era bitama nsaba mponya ennyonta Kati onsudde mu nnyanja y’amaziga Bwe liba ssomo baby mmaze okuyiga Ne bw’oyagala mbe omusumba oba omuniga Ngya kukikola baby mmaze okuyiga
Mutima gwange guma ah Bwe buyimba bwe nnyimba buli kumakya Mutima gwange guma ah No No No Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma Mutima gwange guma Waliyo alikwagala guma
Jjukira baatukuba ne tattoo Wasembera n’otega n’okutu Akaama nakakkuba I’m loving you Era naawe otyo n’onziramu Waŋŋamba nze gw’oyagala Abalala babi bali malala Lugoye lwaffe olweru osuddemu amabala Bw’ondeka n’ogenda n’abalala