Lyrics
Lwakuba sikutiiza Nandibadde nkuteekawo Naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo Lwakuba sikutiiza Emitima gyakaluba okugizawo Wetaaga loole y'abakusinga Kuba sikutiiza Obwambalo clear siganye Naye sija kuteekawo Ogwange gwakaluba,silimbye,ate ku lwaki Mpozzi osokera ku ccupa kuba obwongo webuva Nze sambala mipiira era ekyo tewelalikirira Amaaso gamazze dda osumulula,omumwa gunwe Kano sikateego, katuveeyo Nsonga lwaki ofukamira n'ekwata ku mutwe Kirungi n'ogisabika bw'oba oyagala Naye nze njagalirayo bwentyo ate olabika onsinga n'okunsinga Lwakuba sikutiiza Nandibadde nkuteekawo Naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo Lwakuba sikutiiza Emitima gyakaluba okugizawo Wetaaga loole y'abakusinga Kuba sikutiiza Namugamba ku wiikendi Teyaweza na but second Sinti Wendi naye ndabika mwendi Okonkona osigalewo Okusula ku malala Ogwange gwakaluba Ate sikulwa Bwenkuteeka mu kifuba oyinza n'okulemelako Lino si ko nawe Okimanyi abaana bagonda nga amakovu Muvu akolamu ekkubo Nkimanyi sibwooli Tondaaga nti naawe mwooli,nkyali Mu bali Bali ba stingy nga Bali broke nze ndiwakati Ate nsubira njaba nkivuddemu So,abalowoza binyuma,mukutame Tubageme,mugiwulile mu meme Lwakuba sikutiiza Nandibadde nkuteekawo Naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo Lwakuba sikutiiza Emitima gyakaluba okugizawo Wetaaga loole y'abakusinga Kuba sikutiiza Topapa era oyinza obigendamu n'ebikulema Nkukakasa ate bangi,bavuddeyo Baakaba Amazima lwakuba taata wo yeyansooka Mubyokusaaga bewanawana Era nga beweleza obulabo naye Lwatuuka nga ensi ebavuga Nga omulwadde we ensimbu akubiddwa entununsi Lwakuba sikutiiza Nandibadde nkuteekawo Naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo Lwakuba sikutiiza Emitima gyakaluba okugizawo Wetaaga loole y'abakusinga Kuba sikutiiza Nela gwe abasinga Newe baleeta loole nga ejjude n'efika Mbafiisa. Netwala gwe Nze nsaaga,lekelawo okumwenya Njagadde kuzza ssanyu lyo kuba Welitali mba siliwo Tubalaba yadde mwefula Abatatulaba Tumanyi okwana anti tunonya Emikwano mu byana Tulyoke tusatule ebyama Nze nkwagala nga tokunaama Kuba sagala mbeere nga gwe ompabira Ekiseera ekiddako nkuleka my Banga,nwagi Lwakuba sikutiiza Nandibadde nkuteekawo Naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo Lwakuba sikutiiza Emitima gyakaluba okugizawo Wetaaga loole y'abakusinga
Lwakuba sikutiiza
Nandibadde nkuteekawo
Naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo
Lwakuba sikutiiza
Emitima gyakaluba okugizawo
Wetaaga loole y'abakusinga
Kuba sikutiiza
Obwambalo clear siganye
Naye sija kuteekawo
Ogwange gwakaluba,silimbye,ate ku lwaki
Mpozzi osokera ku ccupa kuba obwongo webuva
Nze sambala mipiira era ekyo tewelalikirira
Amaaso gamazze dda osumulula,omumwa gunwe
Kano sikateego, katuveeyo
Nsonga lwaki ofukamira n'ekwata ku mutwe
Kirungi n'ogisabika bw'oba oyagala
Naye nze njagalirayo bwentyo ate olabika onsinga n'okunsinga
Lwakuba sikutiiza
Nandibadde nkuteekawo
Naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo
Lwakuba sikutiiza
Emitima gyakaluba okugizawo
Wetaaga loole y'abakusinga
Kuba sikutiiza
Namugamba ku wiikendi
Teyaweza na but second
Sinti Wendi naye ndabika mwendi
Okonkona osigalewo
Okusula ku malala
Ogwange gwakaluba
Ate sikulwa
Bwenkuteeka mu kifuba oyinza n'okulemelako
Lino si ko nawe
Okimanyi abaana bagonda nga amakovu
Muvu akolamu ekkubo
Nkimanyi sibwooli
Tondaaga nti naawe mwooli,nkyali
Mu bali
Bali ba stingy nga Bali broke nze ndiwakati
Ate nsubira njaba nkivuddemu
So,abalowoza binyuma,mukutame
Tubageme,mugiwulile mu meme
Lwakuba sikutiiza
Nandibadde nkuteekawo
Naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo
Lwakuba sikutiiza
Emitima gyakaluba okugizawo
Wetaaga loole y'abakusinga
Kuba sikutiiza
Topapa era oyinza obigendamu n'ebikulema
Nkukakasa ate bangi,bavuddeyo
Baakaba
Amazima lwakuba taata wo yeyansooka
Mubyokusaaga bewanawana
Era nga beweleza obulabo naye
Lwatuuka nga ensi ebavuga
Nga omulwadde we ensimbu akubiddwa entununsi
Lwakuba sikutiiza
Nandibadde nkuteekawo
Naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo
Lwakuba sikutiiza
Emitima gyakaluba okugizawo
Wetaaga loole y'abakusinga
Kuba sikutiiza
Nela gwe abasinga
Newe baleeta loole nga ejjude n'efika
Mbafiisa. Netwala gwe
Nze nsaaga,lekelawo okumwenya
Njagadde kuzza ssanyu lyo kuba
Welitali mba siliwo
Tubalaba yadde mwefula
Abatatulaba
Tumanyi okwana anti tunonya
Emikwano mu byana
Tulyoke tusatule ebyama
Nze nkwagala nga tokunaama
Kuba sagala mbeere nga gwe ompabira
Ekiseera ekiddako nkuleka my Banga,nwagi
Lwakuba sikutiiza
Nandibadde nkuteekawo
Naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo
Lwakuba sikutiiza
Emitima gyakaluba okugizawo
Wetaaga loole y'abakusinga