Owomukwano

Owomukwano

King Saha 2023
-0:00
Download

Lyrics

VERSE ONE Ow'omukwano wankuba, wankuba nze siraba ngayo akw'enkana. N'ewange gyensula njagala kuvaayo nzije eyo gy'osula. Walaayi wanzita ne mmere yagaana e mmere n'ewola. Appetite yambula nga njagala nkusange omwagalwa. Lwe wasiibula, kw'olwo walaayi sseebaka. Maama Omutima gulama, yanguwa ogukwateko walaayi guluma. Omutima guyokya, guyiire ku mazzi guwole maama guyokya. Walaayi, Walaayi biruma, biruma nga simanyi nze kyenkola. (Bboyi) CHORUS Mukwano gwe ab'anjagala, gwe aba anjagala Nze ndi wuwo nzenna, gwe aba anjagala. Ebirungi gwe ab'abimpa, gwe aba abimpa Bye nnina bibyo byonna, gwe aba anjagala Mukwano gwe aba anjagala, gwe aba anjagala Bye nnina bibyo byonna, gwe aba anjagala Nz'ebirungi gwe aba abimpa, gwe ab'apimpa Nze njagala gwe wekka gwe ab'anjagala. VERSE TWO Olumu gwe n'obula, nenkuba e ssimu, e ssimu yo gwe n'evuga. maama, Mukwano wanzita, nga simanyi kikusumbuwa. Era nze nalayira, nalayira nti nembeera naawe nnyabula Emyaka jiyise, ekiseera kiyise mukwano gwe ansumbuwa. Eno laavu n'eruma, n'enkunoonya gy'oli yonna maama n'obula. Emikwano nentuma n'ejikugamba ate nennyamba maama(....) Mukwano yanguwa, yanguwa omanye mukwano biruma Gwe bw'obeera gy'osula manya nti nange gy'ensula ndi eno biruma. Walaayi biruma, sala amagezi omponye mukwano biruma. Ndoota ndi naawe, nga ndi naawe, tuula bboyi CHORUS Mukwano gwe ab'anjagala, gwe aba anjagala Nze ndi wuwo nzenna, gwe aba anjagala. Ebirungi gwe ab'abimpa, gwe aba abimpa Bye nnina bibyo byonna, gwe aba anjagala Mukwano gwe aba anjagala, gwe aba anjagala Bye nnina bibyo byonna, gwe aba anjagala Nz'ebirungi gwe aba abimpa, gwe ab'apimpa Nze njagala gwe wekka gwe ab'anjagala OUTRO Ow'omukwano yanguwa, yanguwa dear ewaka wagenda kuntama. Mukwano yanguwa sikyafuna tulo, wagenda ku ntama. Oh oh oh oh oh ah.
VERSE ONE
Ow'omukwano wankuba, wankuba nze siraba ngayo akw'enkana.
N'ewange gyensula njagala kuvaayo nzije eyo gy'osula.
Walaayi wanzita ne mmere yagaana e mmere n'ewola.
Appetite yambula nga njagala nkusange omwagalwa.
Lwe wasiibula, kw'olwo walaayi sseebaka. Maama
Omutima gulama, yanguwa ogukwateko walaayi guluma.
Omutima guyokya, guyiire ku mazzi guwole maama guyokya. Walaayi,
Walaayi biruma, biruma nga simanyi nze kyenkola. (Bboyi)
CHORUS
Mukwano gwe ab'anjagala, gwe aba anjagala
Nze ndi wuwo nzenna, gwe aba anjagala.
Ebirungi gwe ab'abimpa, gwe aba abimpa
Bye nnina bibyo byonna, gwe aba anjagala
Mukwano gwe aba anjagala, gwe aba anjagala
Bye nnina bibyo byonna, gwe aba anjagala
Nz'ebirungi gwe aba abimpa, gwe ab'apimpa
Nze njagala gwe wekka gwe ab'anjagala.
VERSE TWO
Olumu gwe n'obula, nenkuba e ssimu, e ssimu yo gwe n'evuga. maama,
Mukwano wanzita, nga simanyi kikusumbuwa.
Era nze nalayira, nalayira nti nembeera naawe nnyabula
Emyaka jiyise, ekiseera kiyise mukwano gwe ansumbuwa.
Eno laavu n'eruma, n'enkunoonya gy'oli yonna maama n'obula.
Emikwano nentuma n'ejikugamba ate nennyamba maama(....)
Mukwano yanguwa, yanguwa omanye mukwano biruma
Gwe bw'obeera gy'osula manya nti nange gy'ensula ndi eno biruma.
Walaayi biruma, sala amagezi omponye mukwano biruma.
Ndoota ndi naawe, nga ndi naawe, tuula bboyi
CHORUS
Mukwano gwe ab'anjagala, gwe aba anjagala
Nze ndi wuwo nzenna, gwe aba anjagala.
Ebirungi gwe ab'abimpa, gwe aba abimpa
Bye nnina bibyo byonna, gwe aba anjagala
Mukwano gwe aba anjagala, gwe aba anjagala
Bye nnina bibyo byonna, gwe aba anjagala
Nz'ebirungi gwe aba abimpa, gwe ab'apimpa
Nze njagala gwe wekka gwe ab'anjagala
OUTRO
Ow'omukwano yanguwa, yanguwa dear ewaka wagenda kuntama.
Mukwano yanguwa sikyafuna tulo, wagenda ku ntama.
Oh oh oh oh oh ah.

More by King Saha

View All Songs by King Saha

Related Artists