Wooli

Wooli

Kenny music 2022
-0:00
Download

Lyrics

Verse 1 Oli buli wamu Olaba buli kyenkola Ebilungi n'ebibi Byonna obilabila kumu Odda buli gyendaga Silaba kiki kyenyinza kukweeka Omanyi nendowooza zange Yegwe Lwazi mwenekwekanga Yegwe manyi agampanirira Chorus Wooli mba mugumu Siba na kutya Bwoba wendi Mba mugumu nfuna kutulo Verse 2 Bwewabulanga lwe nakaaba Bwewajiranga lwe nasirika Olwali olwo nze lwenalayira Nti ebyange twala nebweziba nsiriba Benawa ebyange bansuulawo Bammenya omutima nenguzingako Kasita nafuna gwentottolera ennaku y'omutima Ali omu bwati Almighty God Yegwe Lwazi mwenekwekanga Yegwe manyi agampanirira Chorus Wooli mba mugumu Siba na kutya Bwoba wendi Mba mugumu nfuna kutulo Verse 3 Obulimba bw'abafere Wabumponya Yesu nzikiriza mubigambo byo Tondeka kusemba Nsaba bwoba okola osookerenga kunze Mukama Omukwano gwo ddagala Lwelinzikakkanya obulumi munda Endwadde z'endowooza zange Wazijjanjabya Kigambo kyo Chorus Wooli mba mugumu Siba na kutya Bwoba wendi Mba mugumu nfuna kutulo
Verse 1
Oli buli wamu
Olaba buli kyenkola
Ebilungi n'ebibi
Byonna obilabila kumu
Odda buli gyendaga
Silaba kiki kyenyinza kukweeka
Omanyi nendowooza zange
Yegwe Lwazi mwenekwekanga
Yegwe manyi agampanirira
Chorus
Wooli mba mugumu
Siba na kutya
Bwoba wendi
Mba mugumu nfuna kutulo
Verse 2
Bwewabulanga lwe nakaaba
Bwewajiranga lwe nasirika
Olwali olwo nze lwenalayira
Nti ebyange twala nebweziba nsiriba
Benawa ebyange bansuulawo
Bammenya omutima nenguzingako
Kasita nafuna gwentottolera ennaku y'omutima
Ali omu bwati Almighty God
Yegwe Lwazi mwenekwekanga
Yegwe manyi agampanirira
Chorus
Wooli mba mugumu
Siba na kutya
Bwoba wendi
Mba mugumu nfuna kutulo
Verse 3
Obulimba bw'abafere
Wabumponya Yesu nzikiriza mubigambo byo
Tondeka kusemba
Nsaba bwoba okola osookerenga kunze Mukama
Omukwano gwo ddagala
Lwelinzikakkanya obulumi munda
Endwadde z'endowooza zange
Wazijjanjabya Kigambo kyo
Chorus
Wooli mba mugumu
Siba na kutya
Bwoba wendi
Mba mugumu nfuna kutulo

More by Kenny music

View All Songs by Kenny music

Related Artists