Intro: Yenze gwebatuma okumetta love kawoomera Verse one: Bwooba onjagala Kakasa nti olina mega doozi Onkwaate bulungi ompembejje Sibya force Baibe Gwenjagala alina kwesiima yaaba yayita mukasengejja yaaba alina abalala ebibayaayanya (ebibayaayanya) Nze onsala nga bwooji bwakambe Kankupache love biwoome kansuubire Okitegedde nze alimu sitaachi ndi mwenye Chorus: [Nze ndi kamuli ka Daddy I confess Nakulira ku magi na mayonnaise Nze ndi kasukaali ka mummy I confess Siri mukazi kazi I confess .×2] Verse: Yenze gwebatuma okkumetta love kawoomera Kanjikusiigesiige yarabbina nalungibwamu Obujiji najjula Maama ne taata bankuza Kwossa senga Eyabuulira Maama ne Taata bankuza kwossa senga Eyatendeka Nze onsala nga bwoogi bwa kambe Kankupache love biwoome Kansuubire okitegedde nze alimu staachi ndi mwenye. Chorus: [Nze ndi kamuli ka Daddy I confess Nakulira ku magi na mayonnaise Nze ndi kasukaali ka Mummy I confess Siri mukazi kazi I confess. ×2] Verse 3: Bwooba onjagala Kakasa nti olina mega doozi Onkwaate bulungi ompembejje Sibya force Baibe Nze mbabula babula buliro Ninga ba Vietnam ku miliro mubya masanyu ga love ndi ntabiro nsaaliza nga nyama yambuzi kumusito. Chorus: [Nze ndi kamuli ka Daddy I confess Nakulira ku magi na mayonnaise Nze ndi kasukaali ka Mummy I confess Siri mukazi kazi I confess ×2] Intro: Yenze gwebatuma okumetta love kawoomera Verse one: Bwooba onjagala Kakasa nti olina mega doozi Onkwaate bulungi ompembejje Sibya force Baibe Gwenjagala alina kwesiima yaaba yayita mukasengejja yaaba alina abalala ebibayaayanya (ebibayaayanya) Nze onsala nga bwooji bwakambe Kankupache love biwoome kansuubire Okitegedde nze alimu sitaachi ndi mwenye Chorus: [Nze ndi kamuli ka Daddy I confess Nakulira ku magi na mayonnaise Nze ndi kasukaali ka mummy I confess Siri mukazi kazi I confess .×2] Verse: Yenze gwebatuma okkumetta love kawoomera Kanjikusiigesiige yarabbina nalungibwamu Obujiji najjula Maama ne taata bankuza Kwossa senga Eyabuulira Maama ne Taata bankuza kwossa senga Eyatendeka Nze onsala nga bwoogi bwa kambe Kankupache love biwoome Kansuubire okitegedde nze alimu staachi ndi mwenye. Chorus: [Nze ndi kamuli ka Daddy I confess Nakulira ku magi na mayonnaise Nze ndi kasukaali ka Mummy I confess Siri mukazi kazi I confess. ×2] Verse 3: Bwooba onjagala Kakasa nti olina mega doozi Onkwaate bulungi ompembejje Sibya force Baibe Nze mbabula babula buliro Ninga ba Vietnam ku miliro mubya masanyu ga love ndi ntabiro nsaaliza nga nyama yambuzi kumusito. Chorus: [Nze ndi kamuli ka Daddy I confess Nakulira ku magi na mayonnaise Nze ndi kasukaali ka Mummy I confess Siri mukazi kazi I confess ×2]