Maama

Maama

Kaiz Rey 2025
-0:00
Download

Lyrics

Simanyi Oba ndibimala Ebikuteganya obudde okukya aaah Nkuzenga nga Omwana eyazingama Nga buli antunulako bambi anenyinyala Nali mutononyo kata nenkane echupa ya soda aah Gwe mama wafuba nyo aah aah Mbeere omwana eyegombwa aaah Nali muto nyo ebimu byewakola sibijukira Naye ngenda nebyo bakulu Bange abamu byebanyumiza Hhhhjmmm Sibyabulimba nze buli yandaba anjulira NZE Mali mwana wamputu huuuuuuu Atawuliriza Simanyi Oba ndikwebaza ntya Mama ndikwebaza ntyaa Oli muzira gwembagamba Simanyi Oba ndibimala Ebikuteganya obudde okukya aaha eeh Notula nokakana X2 Ebizibu byensi binyinza Namaziga nengakaba Naye bwenzijukira jetwava Kindetela ogumanga Bwenasoma sakulembela Yadde kyakuluma tewankonjela Wansabira nkole bwenfuna Ela Ndi eno mu city ntoba Njagala nkomewo nga nevuga Mbeeko byekuletera kukyalo tebantuma byalema aaa Simanyi Oba ndikwebaza ntya Mama ndikwebaza ntyaa Oli muzira gwembagamba Simanyi Oba ndibimala Ebikuteganya obudde okukya aaha eeh Notula nokakana X2
Simanyi Oba ndibimala
Ebikuteganya obudde okukya aaah
Nkuzenga nga Omwana eyazingama
Nga buli antunulako bambi anenyinyala
Nali mutononyo kata nenkane echupa ya soda aah
Gwe mama wafuba nyo aah aah
Mbeere omwana eyegombwa aaah
Nali muto nyo ebimu byewakola sibijukira
Naye ngenda nebyo bakulu Bange abamu byebanyumiza
Hhhhjmmm
Sibyabulimba nze buli yandaba anjulira
NZE Mali mwana wamputu huuuuuuu
Atawuliriza
Simanyi Oba ndikwebaza ntya
Mama ndikwebaza ntyaa
Oli muzira gwembagamba
Simanyi Oba ndibimala
Ebikuteganya obudde okukya aaha eeh
Notula nokakana X2
Ebizibu byensi binyinza
Namaziga nengakaba
Naye bwenzijukira jetwava
Kindetela ogumanga
Bwenasoma sakulembela
Yadde kyakuluma tewankonjela
Wansabira nkole bwenfuna
Ela Ndi eno mu city ntoba
Njagala nkomewo nga nevuga
Mbeeko byekuletera
kukyalo tebantuma byalema aaa
Simanyi Oba ndikwebaza ntya
Mama ndikwebaza ntyaa
Oli muzira gwembagamba
Simanyi Oba ndibimala
Ebikuteganya obudde okukya aaha eeh
Notula nokakana X2

More by Kaiz Rey

View All Songs by Kaiz Rey

Related Artists