Twajja Tumazeko

Twajja Tumazeko

Josh EP 2024
-0:00
Download

Lyrics

Intro: Kingzluvin Production Hmmmmm yeah yeah Hmmmm ay he Josh EP ay yeah Chorus: Twajja tumazeeko, tebaamanya Ebitone ntoko kyokka beekoza Buli kimu Mukama yakigonza Tubeere bumu never going apart Twajja tumazeeko, tebaamanya Nze maama emikisa gyeyampa ntoko Buli kimu Mukama yakigonza Gyetuvudde wala nkimannyi omannyi Bridge: Jjukira eyo gyetuvudde, mumaaso gyetulaga biwanvu naye manya We’ve come a long way far from here Tetulina kupowa until we make it far eeh Verse1: Nze naawe tufaanagana Ebitwawula byebitonotono Twajja tumazeeko kituufu naye Endowooza zaakyuka eeh Abamu tukola abalala baabita Ebisinga biruma naye twegumya Gwe jjukira lwaaki wasala ensalo Mungu akukwatireko ove muntalo Ebikuzimba biteeke kumwanjo tebakulimba abo, gwe kanya kukola bamme amatu At the End of the day ofune 4 by 2 Bridge: Jjukira eyo gyetuvudde, mumaaso gyetulaga biwanvu naye manya We’ve come a long way far from here Tetulina kupowa until we make it far eeh Chorus: Twajja tumazeeko, tebaamanya Ebitone ntoko kyokka beekoza Buli kimu Mukama yakigonza Tubeere bumu never going apart Twajja tumazeeko, tebaamanya Nze maama emikisa gyeyampa ntoko Buli kimu Mukama yakigonza Gyetuvudde wala nkimannyi omannyi Verse2: Tuyise mubingi, ebimu tebyogerekeka kyokka baabuwe Obuvumu bwetwasigaliza, gakwake k’etonye empewo efuuwe Gwe manya bangi bakwesunga (bbo bangi) Okulaba ng’olemereddwa baseke Naye togwamu suubi, ez’enseko Mukama ajjazifuula obuswavu Ebikuzimba biteeke kumwanjo tebakulimba abo, gwe kanya kukola bamme amatu At the End of the day ofune 4 by 2 Bridge: Jjukira eyo gyetuvudde, mumaaso gyetulaga biwanvu naye manya We’ve come a long way far from here Tetulina kupowa until we make it far eeh We’ve come a long way far from here (we’ve come a long way) Oh na na eh Twajja tumazeeko, tebaamanya Ebitone ntoko kyokka beekoza Buli kimu Mukama yakigonza Tubeere bumu never going apart Twajja tumazeeko, tebaamanya Nze maama emikisa gyeyampa ntoko Buli kimu Mukama yakigonza Gyetuvudde wala nkimannyi omannyi We’ve come a long way far from here (we’ve come a long way) Oh na na eh
Intro:
Kingzluvin Production
Hmmmmm yeah yeah
Hmmmm ay he
Josh EP ay yeah
Chorus:
Twajja tumazeeko, tebaamanya
Ebitone ntoko kyokka beekoza
Buli kimu Mukama yakigonza
Tubeere bumu never going apart
Twajja tumazeeko, tebaamanya
Nze maama emikisa gyeyampa ntoko
Buli kimu Mukama yakigonza
Gyetuvudde wala nkimannyi omannyi
Bridge:
Jjukira eyo gyetuvudde, mumaaso gyetulaga biwanvu naye manya
We’ve come a long way far from here
Tetulina kupowa until we make it far eeh
Verse1:
Nze naawe tufaanagana
Ebitwawula byebitonotono
Twajja tumazeeko kituufu naye
Endowooza zaakyuka eeh
Abamu tukola abalala baabita
Ebisinga biruma naye twegumya
Gwe jjukira lwaaki wasala ensalo
Mungu akukwatireko ove muntalo
Ebikuzimba biteeke kumwanjo tebakulimba abo, gwe kanya kukola bamme amatu
At the End of the day ofune 4 by 2
Bridge:
Jjukira eyo gyetuvudde, mumaaso gyetulaga biwanvu naye manya
We’ve come a long way far from here
Tetulina kupowa until we make it far eeh
Chorus:
Twajja tumazeeko, tebaamanya
Ebitone ntoko kyokka beekoza
Buli kimu Mukama yakigonza
Tubeere bumu never going apart
Twajja tumazeeko, tebaamanya
Nze maama emikisa gyeyampa ntoko
Buli kimu Mukama yakigonza
Gyetuvudde wala nkimannyi omannyi
Verse2:
Tuyise mubingi, ebimu tebyogerekeka kyokka baabuwe
Obuvumu bwetwasigaliza, gakwake k’etonye empewo efuuwe
Gwe manya bangi bakwesunga (bbo bangi)
Okulaba ng’olemereddwa baseke
Naye togwamu suubi, ez’enseko
Mukama ajjazifuula obuswavu
Ebikuzimba biteeke kumwanjo tebakulimba abo, gwe kanya kukola bamme amatu
At the End of the day ofune 4 by 2
Bridge:
Jjukira eyo gyetuvudde, mumaaso gyetulaga biwanvu naye manya
We’ve come a long way far from here
Tetulina kupowa until we make it far eeh
We’ve come a long way far from here (we’ve come a long way)
Oh na na eh
Twajja tumazeeko, tebaamanya
Ebitone ntoko kyokka beekoza
Buli kimu Mukama yakigonza
Tubeere bumu never going apart
Twajja tumazeeko, tebaamanya
Nze maama emikisa gyeyampa ntoko
Buli kimu Mukama yakigonza
Gyetuvudde wala nkimannyi omannyi
We’ve come a long way far from here (we’ve come a long way)
Oh na na eh

More by Josh EP

Related Artists