Lyrics
Ndi kuswaama Ndikuteegera wali Oli nsanga (John Blaq Bomba) Abalibeerawo )(Oh my God Bomba made my beat) balikugamba Nti omwana omupilimpya Nga lupanka Ayabass Ennaku ziriwela Era n'emyezi jiriwela Emyaka jiriwela Naye nkimanyi omukwano tegulibula Ndi kulinda baby sirigaba Lutindo lw'omukwano gwo telulikutuka Ah towuliriza bali bawabisa Lusozi lw'omukwano baby tuli somoka Ssaawa z'okwebaka Ssaawa musanvu Weebake neebake ondoote Ssaawa z'okwebaka Ssaawa musanvu Bwenkusookayo nga ndoota Nze ndi kulinda Ndi kulinda mu llo Nebw'oliba ogenze wa Ndi kuswaama walai Nze ndi kulinda Ndi kulinda mu llo Nebw'oliba ogenze wa Ndi kuswaama walai Aah ah Ndi kulinda Ndi kuswaama Ndikuteegera wali Oli nsanga Abalibeerawo balikugamba Nti omwana omupilimpya Nga lupanka Wulira nkugamba Mukwano nguwanga Kale w'olilwaayo ndi kulanga Ndi bipanga Ndi tetenkanya Bw'oligya omukwano gwo oli gusanga I'll buy you roses And I promise to follow the process Nze nkulembera attendance Y'abo abantu abakwagala Mw'eno ensi Nze ndi kulinda Ndi kulinda mu llo Nebw'oliba ogenze wa Ndi kuswaama walai Nze ndi kulinda Ndi kulinda mu llo Nebw'oliba ogenze wa Ndi kuswaama walai Mbuuza ah Oba ddagala Sibanga ndiko eddagala N'okukwagala ennyo njagala N'okulinda era nsobola Ndi kulinda baby sirigaba Lutindo lw'omukwano gwo telulikutuka Ah towuliriza bali bawabisa Lusozi lw'omukwano baby tuli somoka Nebwekuba kuddukawo Kilo metre ana Ng'omukwano gwo Gweguntuma Nze era sigaana Ky'oyagala nkikolerawo baby wange Your love gy'eninze Ndi kulinda Ndi kulinda mu llo Nebw'oliba ogenze wa Ndi kuswaama walai Nze ndi kulinda Ndi kulinda mu llo Nebw'oliba ogenze wa Ndi kuswaama walai Ah sidda mabega Sidda mabega Yoo Ninze nyumirwe Nyumirwe mu (Sound Change) Love enyuma Love enyuma nnyo Ng'obukuba buttonnya Ttu ttu ttu
Ndi kuswaama
Ndikuteegera wali
Oli nsanga (John Blaq Bomba)
Abalibeerawo )(Oh my God Bomba made my beat) balikugamba
Nti omwana omupilimpya
Nga lupanka
Ayabass
Ennaku ziriwela
Era n'emyezi jiriwela
Emyaka jiriwela
Naye nkimanyi omukwano tegulibula
Ndi kulinda baby sirigaba
Lutindo lw'omukwano gwo telulikutuka
Ah towuliriza bali bawabisa
Lusozi lw'omukwano baby tuli somoka
Ssaawa z'okwebaka
Ssaawa musanvu
Weebake neebake ondoote
Ssaawa z'okwebaka
Ssaawa musanvu
Bwenkusookayo nga ndoota
Nze ndi kulinda
Ndi kulinda mu llo
Nebw'oliba ogenze wa
Ndi kuswaama walai
Nze ndi kulinda
Ndi kulinda mu llo
Nebw'oliba ogenze wa
Ndi kuswaama walai
Aah ah
Ndi kulinda
Ndi kuswaama
Ndikuteegera wali
Oli nsanga
Abalibeerawo balikugamba
Nti omwana omupilimpya
Nga lupanka
Wulira nkugamba
Mukwano nguwanga
Kale w'olilwaayo ndi kulanga
Ndi bipanga
Ndi tetenkanya
Bw'oligya omukwano gwo oli gusanga
I'll buy you roses
And I promise to follow the process
Nze nkulembera attendance
Y'abo abantu abakwagala
Mw'eno ensi
Nze ndi kulinda
Ndi kulinda mu llo
Nebw'oliba ogenze wa
Ndi kuswaama walai
Nze ndi kulinda
Ndi kulinda mu llo
Nebw'oliba ogenze wa
Ndi kuswaama walai
Mbuuza ah
Oba ddagala
Sibanga ndiko eddagala
N'okukwagala ennyo njagala
N'okulinda era nsobola
Ndi kulinda baby sirigaba
Lutindo lw'omukwano gwo telulikutuka
Ah towuliriza bali bawabisa
Lusozi lw'omukwano baby tuli somoka
Nebwekuba kuddukawo
Kilo metre ana
Ng'omukwano gwo
Gweguntuma
Nze era sigaana
Ky'oyagala nkikolerawo baby wange
Your love gy'eninze
Ndi kulinda
Ndi kulinda mu llo
Nebw'oliba ogenze wa
Ndi kuswaama walai
Nze ndi kulinda
Ndi kulinda mu llo
Nebw'oliba ogenze wa
Ndi kuswaama walai
Ah sidda mabega
Sidda mabega
Yoo
Ninze nyumirwe
Nyumirwe mu (Sound Change)
Love enyuma
Love enyuma nnyo
Ng'obukuba buttonnya
Ttu ttu ttu