Lyrics
Verse: Wali olowooza kiliba kitya nga batulaba tuvimba bibaluma batya manya emitima jiggunda Jimmy Daxx Ragga Wansula obulamu nabuvamu okwesanyusa nze ndaba kyesinga beer kwenkimalila Mutima gwange Ono love yatuvamu tankubila ngatte musubwa nyo ndifuna asinga Mupiika love ye ampiika material kyoka ayagala mbere nga Romeo Bwo'bo onkoye nta Bwo'bo ngamba nta Chorus: Ebilowoozo nafunye Ebilowoozo omutima gungamba tolinawange natya nyo nkoye okulowoza Ebilowoozoo nafunye Ebilowoozo omutima gungamba tolinawange natya nyo nkoye okulowoza Verse2 : Nakugamba silinga malaika mbuno njagala mukazi nga yatuuka Oba oyagala otya Mbatumye abatume tobatya Kimuli kyange kiino mummy wo mugambe kubiino Kanyonyi kange ojje nkuttumye nkukumise majje Chorus: Ebilowoozo nafunye Ebilowoozo omutima gungamba tolinawange natya nyo nkoye okulowoza Ebilowoozo nafunye Ebilowoozo omutima gungamba tolinawange natya nyo nkoye okulowoza .....Wali olowooza kiliba ngabatulaba tuvimba bibaluma batya manya emitima jiggunda
Verse:
Wali olowooza kiliba kitya nga batulaba tuvimba bibaluma batya manya emitima jiggunda Jimmy Daxx Ragga
Wansula obulamu nabuvamu okwesanyusa nze ndaba kyesinga beer kwenkimalila
Mutima gwange Ono love yatuvamu tankubila ngatte musubwa nyo ndifuna asinga
Mupiika love ye ampiika material kyoka ayagala mbere nga Romeo
Bwo'bo onkoye nta
Bwo'bo ngamba nta
Chorus:
Ebilowoozo nafunye Ebilowoozo omutima gungamba tolinawange natya nyo nkoye okulowoza
Ebilowoozoo nafunye Ebilowoozo omutima gungamba tolinawange natya nyo nkoye okulowoza
Verse2 :
Nakugamba silinga malaika mbuno njagala mukazi nga yatuuka
Oba oyagala otya
Mbatumye abatume tobatya
Kimuli kyange kiino mummy wo mugambe kubiino
Kanyonyi kange ojje nkuttumye nkukumise majje
Chorus:
Ebilowoozo nafunye Ebilowoozo omutima gungamba tolinawange natya nyo nkoye okulowoza
Ebilowoozo nafunye Ebilowoozo omutima gungamba tolinawange natya nyo nkoye okulowoza
.....Wali olowooza kiliba ngabatulaba tuvimba bibaluma batya manya emitima jiggunda