Lyrics
Mwana ba Deejay-na Kibanga-na nsaba tukikube-na T.N.S-na abo ba killer-na Kino ekiboozi-na ssi kya bayungwe-na Eh yo Dimario Eno eŋŋoma eggunda-na Ekuyamba okumenya ku magumba-na Bw’omaliriza ommenya ku magumba-na Oba wa kuddayo ewaka nga bukedde-na Ah dis a Legend Production Tuli babanda-na Tuli babanda-na Twesiba bandana Tukubwa Masada-na N’akuba mata ga nnyana Tuli babanda-na Tuli babanda-na Twesiba bandana Tuva Uganda-na tetuli bagwira-na Omanyi natamulya party ebeera mu bayana Tuli bagezi-na ssi basirusiru-na Bw’oyagala ssente-na genda mu bbanka-na Onoonya mukyala-na genda mu kyalo-na Eyo gy’onaasanga n’abafumba-na Onoonya miyaayu-na jangu e Kampala-na Lw’omusanga-na kw’olwo lw’akita-na Ate ne kiggwa-na awatali kusaaga-na Obuzibu-na abamu balockinga-na Kubagoba-na kufuuka kupambana Eeh! kuno kubamba-na Ndaba-na buli muwala afuuse deejay-na Deejay Zato-na Deejay Etania-na Deejay Linda-na Deejay Alisha-na Wootulabira-na tulinze Sheila-na Tuli babanda-na Tuli babanda-na Twesiba bandana Tukubwa Masada-na N’akuba mata ga nnyana Tuli babanda-na Tuli babanda-na Twesiba bandana Tuva Uganda-na tetuli bagwira-na Atakuwa transport ng’akugamba tuuka Oyo akulimba-na In fact gaana tobikkiriza-na Muveeko, oyo muyaaye-na Kimanye Kampala ssi bizimbe-na Mulimu bantu-na oba bimenke-na? Bye nnyimbye-na sibitegedde-na In fact binsusseeko-na Timo yaŋŋamba-na nti agenda Zana Camera ne zimulabako mu Nyege Nyege-na Hmmm, wabula yanyumirwa-na Kaseera k’okubba muke mu mabbaala-na Eno bbaala-na oba kiduula-na? Oba atabiringiriza y’afuna? Ba muzeeyi beefuze TikTok-na Bavubuka balinze lwe bagenda-na Beitu Lumbuye-na mwana n’obiiha-na Otuuse okusinga ne ku Enanga-na Tuli babanda-na Tuli babanda-na Twesiba bandana Tukubwa Masada-na N’akuba mata ga nnyana Tuli babanda-na Tuli babanda-na Twesiba bandana Tuva Uganda-na tetuli bagwira-na Kano kalango-na Ng’oli muyimbi-na Ng’onoonya hit-na Noonya ku Oscar-na Agambe Tiwa-na Big up Mwenda-na Ne Andrea-na Biwedde
Mwana ba Deejay-na Kibanga-na nsaba tukikube-na T.N.S-na abo ba killer-na Kino ekiboozi-na ssi kya bayungwe-na Eh yo Dimario Eno eŋŋoma eggunda-na Ekuyamba okumenya ku magumba-na Bw’omaliriza ommenya ku magumba-na Oba wa kuddayo ewaka nga bukedde-na Ah dis a Legend Production
Tuli babanda-na Tuli babanda-na Twesiba bandana Tukubwa Masada-na N’akuba mata ga nnyana Tuli babanda-na Tuli babanda-na Twesiba bandana Tuva Uganda-na tetuli bagwira-na
Omanyi natamulya party ebeera mu bayana Tuli bagezi-na ssi basirusiru-na Bw’oyagala ssente-na genda mu bbanka-na Onoonya mukyala-na genda mu kyalo-na Eyo gy’onaasanga n’abafumba-na Onoonya miyaayu-na jangu e Kampala-na Lw’omusanga-na kw’olwo lw’akita-na Ate ne kiggwa-na awatali kusaaga-na Obuzibu-na abamu balockinga-na Kubagoba-na kufuuka kupambana Eeh! kuno kubamba-na Ndaba-na buli muwala afuuse deejay-na Deejay Zato-na Deejay Etania-na Deejay Linda-na Deejay Alisha-na Wootulabira-na tulinze Sheila-na
Tuli babanda-na Tuli babanda-na Twesiba bandana Tukubwa Masada-na N’akuba mata ga nnyana Tuli babanda-na Tuli babanda-na Twesiba bandana Tuva Uganda-na tetuli bagwira-na
Atakuwa transport ng’akugamba tuuka Oyo akulimba-na In fact gaana tobikkiriza-na Muveeko, oyo muyaaye-na Kimanye Kampala ssi bizimbe-na Mulimu bantu-na oba bimenke-na? Bye nnyimbye-na sibitegedde-na In fact binsusseeko-na Timo yaŋŋamba-na nti agenda Zana Camera ne zimulabako mu Nyege Nyege-na Hmmm, wabula yanyumirwa-na Kaseera k’okubba muke mu mabbaala-na Eno bbaala-na oba kiduula-na? Oba atabiringiriza y’afuna? Ba muzeeyi beefuze TikTok-na Bavubuka balinze lwe bagenda-na Beitu Lumbuye-na mwana n’obiiha-na Otuuse okusinga ne ku Enanga-na
Tuli babanda-na Tuli babanda-na Twesiba bandana Tukubwa Masada-na N’akuba mata ga nnyana Tuli babanda-na Tuli babanda-na Twesiba bandana Tuva Uganda-na tetuli bagwira-na
Kano kalango-na Ng’oli muyimbi-na Ng’onoonya hit-na Noonya ku Oscar-na Agambe Tiwa-na Big up Mwenda-na Ne Andrea-na Biwedde