Lyrics
Twatandika tetulina bwetuli Netufuuka ba mikwano Nontegera era nange nenkutegera ah Wanwaniriranga wanyiga bwebanvumanga eh Bwenabanga mpeddemu esuubi Wangumyanga Dala kiki ekikutuusiza okwerabira enyo Nakolakiii otuuke okumpisa ngeensolo Yandibadde omulala naatabagwe Mubyona byetwesubiza Yadde nkimanyi byagwawo nkimanyi Sibwootyo bwewali neebuza Dala omutuufu ye gwe Oba mulala gwendaba Yade ebya love byagwawo Naye tukyali ba mukwano Nga wakyuukanyo munange Mazima ontiisa nokusanga Naamaziga genkaaba Eno Gwe wagatandika Ekyokukwagala Ekyo nali nakikola namutimaa Omanyi byetwakolanga Nabuli kimu kyetwanyumyanga Naye bakiriza nti Wandiba wagenda Nenkita nensigaza buntu bulamu Eeehhh eeehhh Abakuwa amagezi Bakuwa butwa (Bakuwa butwa mungange) Tewali bwotyo (tewali bwootyo) Jukira Wali tomanyi kukomboza ngambo Wali tomanyi kuyomba yomba Nga basobaganye gwobatereza wayiga nokulwana Dala kiki naye eeeeeeeee Dala omutuufu ye gwe Oba mulala gwendaba (Oba mulala gwe ndaba) Yade ebya love byagwawo Naye tukyali ba mukwano Nga wakyuukanyo munange Mazima ontiisa nokusanga Naamaziga genkaaba Eno Gwe wagatandika
Twatandika tetulina bwetuli
Netufuuka ba mikwano
Nontegera era nange nenkutegera ah
Wanwaniriranga wanyiga bwebanvumanga eh
Bwenabanga mpeddemu esuubi
Wangumyanga
Dala kiki ekikutuusiza okwerabira enyo
Nakolakiii otuuke okumpisa ngeensolo
Yandibadde omulala naatabagwe
Mubyona byetwesubiza
Yadde nkimanyi byagwawo nkimanyi
Sibwootyo bwewali neebuza
Dala omutuufu ye gwe
Oba mulala gwendaba
Yade ebya love byagwawo
Naye tukyali ba mukwano
Nga wakyuukanyo munange
Mazima ontiisa nokusanga
Naamaziga genkaaba Eno
Gwe wagatandika
Ekyokukwagala
Ekyo nali nakikola namutimaa
Omanyi byetwakolanga
Nabuli kimu kyetwanyumyanga
Naye bakiriza nti
Wandiba wagenda
Nenkita nensigaza buntu bulamu
Eeehhh eeehhh
Abakuwa amagezi
Bakuwa butwa
(Bakuwa butwa mungange)
Tewali bwotyo (tewali bwootyo)
Jukira
Wali tomanyi kukomboza ngambo
Wali tomanyi kuyomba yomba
Nga basobaganye gwobatereza
wayiga nokulwana
Dala kiki naye eeeeeeeee
Dala omutuufu ye gwe
Oba mulala gwendaba
(Oba mulala gwe ndaba)
Yade ebya love byagwawo
Naye tukyali ba mukwano
Nga wakyuukanyo munange
Mazima ontiisa nokusanga
Naamaziga genkaaba Eno
Gwe wagatandika