Wangema

Wangema

Fyn Cedra 2022
-0:00
Download

Lyrics

Ahahahaa Aban on my beat Baby ndi mupya mu mukwano Nali nabireka mabega eyo Yeggwe eyandaga ebiri m'maaso Bali nata kuba omukwano baagabanga gubowa ahhh Baby wabamponya Ne byenkuwa ndaba nabyo tebimala ahhh Wali saala gye nali nsaba nze okunyanukula Mhh nzikiriza nkulange nange Nzikiriza dear nkutimbe ku bipande yeah Nze kuggwe kwenfiira... Yeggwe nsonga eyali engumya okukamala Wangema butassa wansi w'obulumi Nawona ebyali bingiwa amaziga Ebya nteesa tebinumye lulimi Wabimponya navaawo we nali nayita Wangema butassa wansi w'obulumi... Nawona ebyali bingiwa amaziga Ebya nteesa tebinumye lulimi Wabimponya navaawo we nali nayita Uh guno omusango gwanema okujulira Wano netaagawo ampanirira Oli kabimbi akanyuma okukabala Bibala bya mukwano ngabirira Omutima gutereke ndi mu bank Ku account kuliko decade 40 N'abaali bansamaliza eyo mu banga Oli sweater ggw'omponya empewo ekunta Nzikiriza nkulange nange Nzikiriza dear nkutimbe ku bipande yeah Nze kuggwe kwenfiira Yeggwe nsonga eyali engumya okukamala Wangema butassa wansi w'obulumi Nawona ebyali bingiwa amaziga Ebya nteesa tebinumye lulimi Wabimponya navaawo we nali nayita Wangema butassa wansi w'obulumi... Nawona ebyali bingiwa amaziga Ebya nteesa tebinumye lulimi Wabimponya navaawo we nali nayita Omukwano baagabanga gubowa ahhh Baby wabamponya Ne byenkuwa ndaba nabyo tebimala ahhh Wali saala gye nali nsaba nze okunyanukula Guno omusango gwanema okujulira... Wano netaagawo ampanirira Oli kabimbi akanyuma okukabala Bibala by'omukwano ngabirira Omutima gutereke ndi mu bank Ku account kuliko decade 40 N'abaali bansamaliza eyo mu banga Oli sweater ggw'omponya empewo ekunta (Nzikiriza nkulange nange Nzikiriza dear nkutimbe ku bipande yeah) Ahahahaa Aban on my beat
Ahahahaa
Aban on my beat
Baby ndi mupya mu mukwano
Nali nabireka mabega eyo
Yeggwe eyandaga ebiri m'maaso
Bali nata kuba omukwano baagabanga gubowa ahhh
Baby wabamponya
Ne byenkuwa ndaba nabyo tebimala ahhh
Wali saala gye nali nsaba nze okunyanukula
Mhh nzikiriza nkulange nange
Nzikiriza dear nkutimbe ku bipande yeah
Nze kuggwe kwenfiira...
Yeggwe nsonga eyali engumya okukamala
Wangema butassa wansi w'obulumi
Nawona ebyali bingiwa amaziga
Ebya nteesa tebinumye lulimi
Wabimponya navaawo we nali nayita
Wangema butassa wansi w'obulumi...
Nawona ebyali bingiwa amaziga
Ebya nteesa tebinumye lulimi
Wabimponya navaawo we nali nayita
Uh guno omusango gwanema okujulira
Wano netaagawo ampanirira
Oli kabimbi akanyuma okukabala
Bibala bya mukwano ngabirira
Omutima gutereke ndi mu bank
Ku account kuliko decade 40
N'abaali bansamaliza eyo mu banga
Oli sweater ggw'omponya empewo ekunta
Nzikiriza nkulange nange
Nzikiriza dear nkutimbe ku bipande yeah
Nze kuggwe kwenfiira
Yeggwe nsonga eyali engumya okukamala
Wangema butassa wansi w'obulumi
Nawona ebyali bingiwa amaziga
Ebya nteesa tebinumye lulimi
Wabimponya navaawo we nali nayita
Wangema butassa wansi w'obulumi...
Nawona ebyali bingiwa amaziga
Ebya nteesa tebinumye lulimi
Wabimponya navaawo we nali nayita
Omukwano baagabanga gubowa ahhh
Baby wabamponya
Ne byenkuwa ndaba nabyo tebimala ahhh
Wali saala gye nali nsaba nze okunyanukula
Guno omusango gwanema okujulira...
Wano netaagawo ampanirira
Oli kabimbi akanyuma okukabala
Bibala by'omukwano ngabirira
Omutima gutereke ndi mu bank
Ku account kuliko decade 40
N'abaali bansamaliza eyo mu banga
Oli sweater ggw'omponya empewo ekunta
(Nzikiriza nkulange nange
Nzikiriza dear nkutimbe ku bipande yeah)
Ahahahaa
Aban on my beat

More by Fyn Cedra

View All Songs by Fyn Cedra

Related Artists